ssewa wrote:
QUOTE:
Ziba mpisa nungi okwekweka bano abannga lino lyona????????
ekyono kibanga okuzanya TEPO naye nga eyabaze abalina kukukwekula mukwano gwo Nyo nga akwagala BITOLE,
abe amanyi wewekweese era nga akukubako nekuluuso naye bambi nga tayagala kukukwekula nga alinda amale okukwekula abalala gwe akuwe akagoba..... Era tulikumpi kuwulira nti abeyo KAGOBAKAMWE.