|
Nze nkimanyi nti ebintu Senga byawandiika ebisinga yabiyiiya, sso tebibeerayo in real life. Waliwo kyembuuza, lwaki tebabikuba mumawulire amalala, nabo babisomeko. Nga Rupiny, Orumuri, Etop? Abo bbo tebagala kuyiga byamubuliri, oba bazaalibwa babimanyi. Waliwo strategy endala?
Lwaki babikuba mu luganda lwokka? Eno ndowooza yange. Oyinza okugamba nti Senga amanyi luganda lwokka? Tewali mulala ayinza kubikyuusa?
Senga nkusaba onziremu.
|