Abakiise kweeno topic aba respondinze so sar mwebale nnyo,naye mpozzi njagala okutangaaza Omuky.Melli nti gunno omulamwa sigwa bakyaala bokka,mpozzi nabalawo basabibwa okuteesa kubanga nabo abamu babazaala by ceacesarian not natural. KUBANGA my Biology teacher in O-Level told us that all men born naturally,lose their virginity at birth.SO I THINK THIS MAN HAD RESEARCHED THIS BEFORE TELLING HIS STUDENTS. Don't ask me how? but I hope you know.
Jeena,what's viginity? and how is it lost?.....for whichever answer you're going to give me/us,will indicate that during this struggle,pain is felt and some skin is lost.
I attented a funeral this weekend,and one of the speekers said,"Death does not occur by age,but with time". kakati gwe sebbo naawe nyabbo asibye akabuzzko kunkoondo,watya nga mukama akuyisse nogenda nako anyyime,kigasaaki??????
Onzijukizza omusajja omu African American eyagamba munne mu film nti he'd never had pussy since pussy had him. Kasita mulamwa gwa Senga ndowooza ssi kibi nnyo ekyo okyogera. Kasita ne Film teyali X-rated, nga nabato bakkirizibwa okulaba, kasita abazadde baberawo. Naye nze ndabanga kyeekyo omusomesa wo Bugonzi kyeyali ayogerako. Ate Bugonzi nkulabye tonyumizika mboozi, wano Mirembe olwakunyumirizza emboozi, mbu nga walaba! Ekirala ssebo, towa banno magezi kubuna miwabo, nga battunka okusuula embeerera, mbu kubanga tebafa, nebagenda nayo. Ebyensi bwebityo, bwogenda nayo, nga ogenda nayo. Bwogenda nga towasanga, tozaalanga, tokwatanga ku million, tolinnyanga ku nyonyi, togwangako mu mukwano, tebakulgangako ku tv, ne government yo yennyini tekumanyi, eehe, nga kibeera bwekityo. Naye abayubuka bbo balumwa nnyo, yadde bekazakaza mbu lwakuba basse nabo ku kyaama.