OWANGE Jeena Julia,abewuwo basabala batya amayengo(waves)nga enkassi tebagisiimbye munda munyanja,kubanga olaba nebwebasigali awo mubisanja nebabitakulatakula era bilekaana ogenda okulaba nga enjiibwa zimansunka. kakati awo gwe osigala otya nga ebuzi yo ekyaali kunkondo?
Mwanyinazze jeena,please be practical,ndowooza tuleeta Gynacologists yanatumalila akalipanqanno kanno......era kilabika ono anabeera Luutu,kubanga ye awuuba 26,awo silaba seal wewonela.
JJ ne Bugonzi kamutwetaze tuba twakayingira ekisibo tusange emboozi ate nemugiddusa nemugitwaala mu lusuku mu bisanja kati kankikinale mbuuze zo enjiibwa ozilundirawa kuba tukooye okutawuka. Kati olwo ebiryo biyingirirawoki? muli mulurimi lwaffe mwevulunga mutulese twetakula mitwe.