Owange, nagezaako okunyweza omuguwa nga omukwabuzi agisika naye maama nga wa!! Olwo no munange bweyansiza amannyi nenta omuguwa nga mpulira ayagala kunjuzaako ddiba lyonna awo nange nengamba nti wetwalire. Kakati mpulira mbu eriyo eddagala eriyinza okuzza ebyange naye simanyi kituufu!! Owange eyiyo nyweza nebwebeera just one day old lol