|
‘Omusajja omuka mulabira ku birevu’
Olivia ng’attottola ebika by’abasajja.
ABAKAZI baagala abasajja abamalako mu kisaawe era obawulira nga bagamba nti baakoowa bansindikanjake n’abo abatamanyi kubasumulula na kubategekera bulungi kigwo.
Mu mbeera eno, omukazi yenna kati afuba okulaba nga yeetegereza omusajja amukwana naddala enkula ye kye bagamba nti kibayamba obutejjusa nga batuuse okumeggana mu kiggwo ky’abakulu. Olivia Namukosa ow’e Mbuya agamba nti yr alina obubonero kw’alabira omusajja anyumisa ekigwo n’oyo akola amajaani era olwaleero ayagadde abuweeko ne bakazi banne basobole okuwona okutandika omukwano n’abasajja abatamanyi kucanga kapiira. Buno bwe bumu ku bwo:
Ebyooya ku mubiri naddala mu kifuba. Bino
Olivia abirinamu ekyama era agamba nti bw’ogwa ku musajja eyabibaza obulungi, tojula naddala mu budde bw’empewo kubanga bivaamu akabugumu akanyuvu. Agamba nti omusajja afuba okumwetegereza ekifuba ng’akyamudeddereza akakase oba abirina oba nedda.
Ebyooya ebyo naddala nga si bisaakaativu nnyo, bibeera biweweera era omukyala bw’asisinkanya ebisambi bye neby’omusajja alina ebyooya ku mubiri gwonna, talema kuzuukusa busimu. Neby’omu kifuba bw’abiyisaako omukono kiyitirira.
Eddoboozi: Omusajja ow’eddoboozi eddene aba muka naddala bw’aba ng’amanyi okukooloobya ku luyimba lw’eggwanga. zOmukyala buli lw’ateekamu sipulaano, ng’omukyala ateekamu bbeesi olwo ng’ekigwo kitabuka.
Abatalina bubina: Abakazi bettanira abasajja abatalina bubina kubanga bakitwala nti gy’akoma obutaba na kabina gy’akoma okubaza embooko.
Abateeyogerako: Omusajja omuka mu buliri teyeeyogerako kubanga aba ayagala akulage kiki ky’ali nga mutuuseeyo. Abasajja abeewaaniriza nti bakafulu, tebalina kye bamanyi, era bwe batuuka mu buliri bakola majaani ne weebuuza n’ekyakututteyo.
Ebirevu: Omusajja ow’ebirevu era nga naye amanyi okubikozesa, abeera muka mu mukwano. Bino bisinga kunyuma ng’omwami yayiseeko ewa kinyoozi. Omusajja bw’aba ng’amanyi ebifo ebisumulula mukyala we n’abiyisaawo, kiba kika.
Emimwa: Emimwa gy’omusajja yenna anyumisa ekigwo tegibeera migazi.
Ebitege: Omusajja alina ebitege takoma ku kucanga kapiira kokka, wabula anyumisa ekigwo okusinga atalina. Engeri amagulu ge gye geewetamu, ndowooza n’omuggo guba gwanywa bulungi ne guwera ate ng’abakazi abasinga baagala ne embooko eneebatuuka ewala!
Teli yatukirila,bela negwolina kasita aba nga akusanyusa,wabula ekye dobozi kyo kikambwe...xxxxxxxxxx.
|