Taata teyatekako Condom (1 viewing) (1) Guest
Favoured: 0
|
|
|
TOPIC: Taata teyatekako Condom
|
|
|
|
Taata teyatekako Condom 1 Year, 1 Month ago
|
|
|
Taata teyatekako CondomTaata wange yansobyako’
OMUWALA Harriet 17, kitaawe yamusobyako n’amufunyisa embuto emirundi ebiri.
Anyumya bwati:
Lumu taata Walusansa yang’amba ngule bbiring’anya anjigirize okukozesa kondomu.
Bwe saamusangayo n’ang’amba tukozese ettooke. Yaleeta omunwe n’agwambaza kondomu n’agunsonseka e buziba nga bw’ang’amba nti , ‘bwe batyo abawala abatandika okukula bwe bakola’.
Olwaddako yang’amba nti ekintu kye yakoze tuteekwa okugenda nakyo mu maaso era n’ampa 1,000/-.
Yanzizaayo mu nsiko kyokka ku luno mu kifo ky’okukozesa ettooke yanneebakako nga tayambadde kondomu.
Yandabula obutategeeza muntu yenna wadde maama anzaala nti kubanga alina amayembe agayinza okunzita, n’agattako nti bwe nnaagenda ewa maama gye yanonbera nja kugwa ku kabenje nfe.
Nafuna olubuto era taata bwe yabimanya n’antwala e Kabasanda ne baluggyamu.
Olwo nnali nsoma Kawali Voc S.S. Nnali nnaakawona n’addamu n’anfunyisa olulala nga ndi mu ttaamu eyookubiri mu 2006.
Bwe yamanya nti ndufunye n’antwala e Senene ewa mukwano gwe omusawo w’ekinnansi n’ang’amba gye mba nva nga nsoma.
Engeri gye nnalina olubuto nnalwalalwalanga nnyo kwe kubawa essimu ya maama ne bamukubira n’anzigyayo. Ensonga yazitwala ku poliisi y’e Mpigi n’aggulawo omusango ku fayiro nnamba CRB/833/2006.
Oluvannyuma taata yakwatibwa bwe yasangibwa e Nateete ng’aliko ebyawongo by’atwala mu ssabo okutta omusango, n’atwalibwa e Mpigi.
Mu kiseera taata we yanneebakirako maama omuto yali abimanyi kyokka n’andabula obutategeeza poliisi ng’atya okusibisa taata, abaana be baboneebone
|
|
|
|
|
|
|
The administrator has disabled public write access.
|
|
|
|
Re:Taata teyatekako Condom 1 Year, 1 Month ago
|
|
|
Luutu, obadde otya nokuleeta amwulile agesitazza mu palaamenti, Atte tetuyinza kukugana kugaleta naye maama... ehhhhh
|
|
|
|
|
|
|
"Be it defying the zodiac signs, let it be because we have to change the world to better fit future generations"
|
|
|
The administrator has disabled public write access.
|
|
|
|
Re:Taata teyatekako Condom 1 Year ago
|
|
|
damn yo...sad story..really sickening. i mean where does a father get da guts 2 lay on his daughter? wat kind of demon is dat?
|
|
|
|
|
|
|
God is Love
|
|
|
The administrator has disabled public write access.
|
|
|
|
Re:Taata teyatekako Condom 1 Year ago
|
|
|
damn yo...sad story..really sickening. i mean where does a father get da guts 2 lay on his daughter? wat kind of demon is dat?
|
|
|
|
|
|
|
God is Love
|
|
|
The administrator has disabled public write access.
|
|
|
|
|
|
You are here: Start Here
|
|