CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: omuwala anesibyeko
#4925
JBugonzi (User)
Junior Forum Member
Posts: 120
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:omuwala anesibyeko 1 Year ago  
Mwami Luutu Sebbo,webale kuleeta topic enno,naye nze mukulaba okwange,emirundi egisiinga abantu basoma ebintu ate nebeesanga nga ebintu bino bibakwatilako Ddala.

M.M NJA kusooka kumubuuza oba nga bwagaambye nti mukrisitaayo era mufumbo,to what extent is his faith? kubanga siinga abadde alina okukiriza mumutima gwe,ekikolwa kino teyandikikoze,ate naagenda mumaaso nagattako okulimba,atenga amateeka gano goombi galilanniganye mu BIBLE,Toyendaanga,Tolimbaaga ate ayongedeko n'ryokuwayiriza,kubanga awayiriza omuwala nti amulemeddeko ate nga yeyamusubiza okumuwassa.

Amagezzi genkuwa gali gamu,wenenye/comfess to your GOD,and then to your wife,but beware of the consequences cos you've already broken Two major Convenants,firtst with your God,and the second with your wife.

Words of wisdom to all of you;MEN WHO THINK THEY CAN PUT THEIR TOOLS WHEREVER THEY WANT,ARE DOOMED.If you call your self a CHRISTIAN,Then you should also know these;read the book of ACTS2:1-4 AND ACTS:2:38-39
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#4926
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:omuwala anesibyeko 1 Year ago  
kWESONGA what'up with your dog's eyes ngagalabika nga agomuntu eno teebe nga zorse you know half horse half zebra .
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#4946
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 939
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:omuwala anesibyeko 1 Year ago  
omumbejja wrote:

QUOTE:
kWESONGA what'up with your dog's eyes ngagalabika nga agomuntu eno teebe nga zorse you know half horse half zebra .




Mmhhh Mumbejja biveko ebyo,mbadde mpita mu forum wanno nga waliwo omuswidi andi okumpi,bwalabye akabwa kano nangamba mbu kali soo sweet awulila ayagala kanonya gyekali at whatever cost.Mpulidde nga nfaa enseko nengamba oba akagazi ki?Yenna bambi nga omwoyo gwe akabwa kagulidde.Wesonga bwoba okalina nga oli ready okukatunda,welamule ssebo.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#4947
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 939
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:omuwala anesibyeko 1 Year ago  
Oyo MM anaba mwenzi bwenzi,kati omuwala yabuza buza waki?Amazze okuloza ku sukali we kati ayagala okumwabulila shaaaaa nebwemba nze nkwesibako.ate ekilungi alazze nti omuwala akyamwagala kati aggume massajja atwale omuwala amwanjulile mukyala we owekka nga kiyambi we.Ebyo mbu aswala mbu kuba mukristayo byaba avilako dala nga teyaswala kulunaku luli nga akwana omuwalayo?Akafilemu...ate muwala gwe nawe lemelako nga akabani kundongo.Omusajja oyo akifuwe nga akiza munda.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#4995
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1408
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:omuwala anesibyeko 1 Year ago  
Omuwala yakwaata enkoba ze mbogo, nga ono munnammwe yebaase, naziyisa mu kiwato kye nga bwaziyisa nemukyo mwaami ono. Kale ono agenda okuzukuuka nga oli amwesibyeko!!



Ebyo bya kwekwasa!!!! Yefudde serulungi, bba abawala, atyakyayika!! Abasajja bangi balowooza nti babi, ugly. Kyebava bagala okwekunganyako abakazi abangi, bebalowooza nti balungi, basajja bannabwe babakakase obuswandi. Omuntu omugamba bugambi nti kiwedde. Say what you mean and mean it. Bwobeera oyagala kuzannya gula ddole, tozannya nabantu.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement