Wabula mukulu Luutu26 tolina butuufu mu kukayaana, era wandibadde okitegeera nti ensobi eva mu nkola ya kyuuma. Ggwe alina omukazi eyakujjako nerya Luutu26 nakutuuma Basajja Mivule!!! Kale nga alabika asiima ensonga zo! Ggwe mukkuto gwe gukudaaza. Oduulira balala. Onoonya byakusekera.