Re:Young Ugandan in the diaspora 1 Year, 1 Month ago
Phad Phad.... Let's be honest now. Ompadde example nti omwana bwaba ebintu byabanne..... katino kino kankikubulile. Sebbo Phad olinga ategeza nti gwe singa baaba tebakugambye nti okubba kintu kibi, then gwe obela olowoza kilungi???? Nedda sebbo. Katino kinno kankikubulile. Omwana bwazalibwa, nebwoba tomubulilidde, Ekintu kyabutonde Omwana abela asobola okukula nga muntu ategela ela nga affitinga mu society. Kaakibele kumanya bintu bili around Sakoo nga okukwata mumuliro.... Katino kino nkankikubulile. Nze ngezesa nyo ebintu. Omwana nina omu. Naye kinno njagala okukikutegeza, omwana ono silina bintu byakuwoza nti mubulilila naye simulaba ngamu muzze gwonna. Katino byoyogela bindagga nti toli mukwasi wabitabo. I want you to read books which ponder the meaning of life and you will find that ffe abantu tuli ku level yawagulu nnyo mukutegela. Example jensubila okuba nga ekulaga ekitufu eli emu. Phad Omuntu bwaba takugambye nti okubba kintu kibi oba nti okutta nakyo kikorwa kibi, oba nti okukuba abalala kibi, gwe obela tokilaba nti sikilunji okukikola? Katino kyenkugambye nti Omuntu endowoza ye yawagulunnyo. Omwana nebwoba tomugabye nti kino kibbi oba kino kilunji, abela naye asobola okukilaba. Kobele gwe phad. Singa obela okola ekintu ekibii, muli munda mumutima gwo oba mu bwongo bwo, obela nekikugamba nti "you should not be doing this right now." Nolwensonga eyo,Omwana teyetaga kugamba nti omubulilila. Nebwoba tomubulilidde, bwaba wakuba muntu affitinga mu society, abeela asobola okufitinga.
Re:Young Ugandan in the diaspora 1 Year, 1 Month ago
Ate laaba byozemu nawe... Twatandise nga tuli kukyakubulilila banna. Era nenkugamba nti Omwana teyetaga kubulililwa, as I explained everything in the last post. Atte sitegela wa jowamatuse kugamba nti main debate yabadde yabana bavva wakka... Simanyi oba wantegedde bubi, ekikulu nti nze nsobodde okukuwa points zange kuki ekiliwo. As a fact, gwe kanyini wagambye nokugamba oba wagezezako okutegeza nti you don't think I should be anywhere close to kids because of what I expressed as my views toward okubabulilila. Naye still ekyo tekilina mutawana kuba nze point yange mbadde njilaba bulungi ela nsobodde okujisupportinga nawe nosobola okubakinga off. hehe
Re:Young Ugandan in the diaspora 1 Year, 1 Month ago
Nedda Phad - nsaba oleme kiraba otyo. Wabula mu buli nteesa (ate era nsubiira ffena tuteesa buteesi) ezengeri zinno, kituyamba okulaba endowooza zabantu.
EricM yandiba nti ali mukazanyo ka "devil's advocate" mu nsonga zze ezimu.
Wewawo tuzzala mibiiri so simitima, naye nga banakazadde begwanga nandisubiide nti tulina obuvananyizibwa. Nolwekyo okugamba nti abaana tebeetaga kubulilirwa nze mukulaba okwange ndoowooza nti sikyekyigwanidde okolebwa. Obanga agamba nti buli muntu azalibwa namagezi amazale - nolwekyo tekiigasa kusoma bitabo oba kuwuliliza muntu yenna mulala. Nti ate era abo abatagalina tebagwanidde kubalibwa nga abomugaso mu society.