CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Omutamiivu tabaaga mbwa (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Omutamiivu tabaaga mbwa
#403
saava (User)
Senior Forum Member
Posts: 300
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Omutamiivu tabaaga mbwa 1 Year, 4 Months ago  
Mpulidde ku sunday omuwala Pastor gwe yawalawala amuwe mwoyo mutukuvu mu Lodge, okujjako ngo mwana ono yali amaze okuba under influence,e Uganda Lodge teziliiko mannya eyinza okubuzabuza nti kizimbe wakunganila bantu kinoomu kubintu bilala? omwana nebwaaba mutonyo okufa naye watukila okufuna olubuto aba afuuse omukyaala.N agenda omulundi ogusooka nalaba nti ebintu pastor byakozesa sibyebyabulijjo, byakozesa katugambe mulujjudde mukkanisa , era ono omwaana natamanya nti waliwo ekisobu. era naddayo nate . ye bwaaba pastor yali tayagala biva mumukisa mutukivu gwagenda amansa lwaaki teyesabika.its kind of making your bed and sleep in it.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#405
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1408
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Omutamiivu tabaaga mbwa 1 Year, 4 Months ago  
Abo abalyooyi bemyooyo abe simoni, kyangu nnyo okulimba limba abantu, ssi bawala bato bokka. Anti amaze okumukwaata omwoyo nga ono asubira agutwaala wa Mukama, sso amutwaala mu bya mbyoone. Zibasanze abaami nabakyaala abo abesittaza abaana!!
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
#478
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1408
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Omutamiivu tabaaga mbwa 1 Year, 4 Months ago  
Naye ate bino ebyo mutamivu atabaaga mbwa , bikwatagana ki? Kubanga nze nnamanya surgeon omutamivu, Jujujuju, eyagwa mu muntu gweyali alongoosa nafuluuta. Naye bagenda okumukebela, nga naye wa bizibu. Nga ekibumba kye kirina langi ya coca cola gwe tutera okunywa. Nga ne suupu avaamu alinga bata gwetussa ku migaati. Mukulu wange Herbert yeyabilaba, yeyangamba!!
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
#480
luutu26 (User)
Expert Forum Member
Posts: 483
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male KAZIBWE2 www.celebafrica.net
Re:Omutamiivu tabaaga mbwa 1 Year, 4 Months ago  
BAGAMBA NTI NAMUNSWA ALYA KUNSWA ZZE KALE BA PASTOR BWEBABANGA BATUNUZA ENDIGA ZABBWE MUKASOLYA SEWUNYA.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#508
saava (User)
Senior Forum Member
Posts: 300
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Omutamiivu tabaaga mbwa 1 Year, 4 Months ago  
Okwo kwebayita okwesiwa mwooyo mutukuvu mubuli kanyomero natuuka
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement