Thirty students of st joseph Demba have bee (1 viewing) (1) Guest
Favoured: 0
TOPIC: Thirty students of st joseph Demba have bee
saava (User)
Senior Forum Member
Posts: 300
Thirty students of st joseph Demba have bee 1 Year, 4 Months ago
Kati abagala okuzibula amaaso kino kye kiseela.Bagamba nti anakujja ennimi ageya nnyoko ngowulira, naye njagala okulowooza nti ebintu ebigenda mumaaso eka nabamawanga amalala babilaba .Bwekiba nti ssente tekyalabika notwaala omwawo mussomero nebamugoba kuba ayogera oluganda, simple essomero litwaare awalala lijje mu Buganda bwalijja ewammwe nayogerelayo oluganda guli musinga kwoolwo.Simanyi lwaaki seiko alowooza nti abantu basenze banasanyukila byagenda okuteeka wabasenze.Nanti ki yandisanyuse singa omwana we abadde mwaabo beyasendedde essomero.
The administrator has disabled public write access.
saava (User)
Senior Forum Member
Posts: 300
Re:what aharsh punishment 1 Year, 4 Months ago
Thirty students of st joseph Demba have been suspended for speaking Luganda at school!
The administrator has disabled public write access.
angiebee (User)
GOD BLESS THE HOMELESS!
Junior Forum Member
Posts: 129
Re:Thirty students of st joseph Demba have bee 1 Year, 4 Months ago
I hear you SAAVA...okugoba that is an extreme!
TO BE TRUSTWORTHY,YOU HAVE TO BE LIKE A GOOD MUSICAL COMPOSITION:YOUR WORDS AND MUSIC MUST MATCH. !
The administrator has disabled public write access.
kafunski (User)
Baby Forum Member
Posts: 15
Re:what aharsh punishment 1 Year, 4 Months ago
Thats not a punishment,but racisim.Pure language torture!Luganda should be even the national language in Uganda.Why speak a foreign language yet we have our mother toung?? Thats crazy and brain washed.Ekyo kiswaza nokuswaza ensi endala bwezikiwulila nti abana babagoba nemusomero bse of the Native/Mother Language. abakulembeze bamasomero mwedeko nebekikwatako mwenna tuswala!!
The administrator has disabled public write access.
Jona (User)
Junior Forum Member
Posts: 91
Re:what aharsh punishment 1 Year, 4 Months ago
Ate ekyokugoba abaana olwokuba bogedde oluganda kisusse. Bagamba nti akanaafa tekawulira ngombe. Olunatta embwa, lusooka kugiziba nyindo. Abo kati tebakyalina kwekuba mumutima. Emitima gyabwe jijjudde obukyaayi. Obukyaayi bubazibye amaaso.
Kinnewunyisa nti newankubadde obukyaayi bwabwe babulaga lwaatu, kyokka ekyaliyo abaganda ababawagira. Nze nnewuunya abantu abakola nabo mu parliament. Nebwebabawa batya obutwa, tebasalawo kulekulira. Beyongera kukolagana nabo, wakiri batwala emmere yaabwe mumikebe, naye nga tebalekulidde.
Bible egamba mu Galatians 6:7 -
Do not be deceived: God cannot be mocked. A man reaps what he sows.
The administrator has disabled public write access.
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1408
Re:what aharsh punishment 1 Year, 4 Months ago
To that I say; AMEN.
Ayiisa Kuba Mwagale
The administrator has disabled public write access.
Sorry, but Javascript is not enabled in your browser!
You are here: Start Here