CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Munno mwebazeeko ng’atuuse ku ntikko (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Munno mwebazeeko ng’atuuse ku ntikko
#4102
luutu26 (User)
Expert Forum Member
Posts: 483
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male KAZIBWE2 www.celebafrica.net
Munno mwebazeeko ng’atuuse ku ntikko 1 Year ago  
Munno mwebazeeko ng’atuuse ku ntikko





MBALAMUSIZZA batabani bange era mbeebaza okukazana okusobola okuyimirizaawo amaka gammwe n’omukwano.



Wabula abamu ku mmwe mulina ebintu bye mubuusa amaaso naddala bwe mubeera ne bannammwe mu kitanda. Abamu muli bakambwe bazibu ate obukambwe bwammwe ne mubutwala ne mu kitanda.



Munno ayinza okwagala okumulerako oba akuyonke ku nnywanto z’obubeere bwo kyokka n’ogaana.



Ne bw'oba mukambwe nga bakutenda bw’osalawo okweyambulira munno mwesanyuse eby’obukambwe bisuule eri munno omuddaabirize.



Okugeza bw’aba ayingira ekisaawe mwe mugenda okubbinkanira oteekeddwa okumwaniriza, ate mu ddoboozi ery’eggonjebwa nti, “ Munnange kawoomera ng’otulo tw’okumakya .... nsanyuse okukulaba....' n'ebirala nga bw'oba osazeewo okwongerako.



Kino kimuteeka mu muudu ey'okwegatta era ne bw’aba nga y'akamala okunaaba,afunirawo ebbugumu mu bisambi olwo n’otuuka okubyesogga nga toyagala kubivaamu.



Munno mwebaze naddala bw’aba yakyalira ensiko n’alwayo era nga ye sayizi gy’oyagala. Basikeesikeko nga bw’omwebaza nti, “.....Ddaali weebale kunteganira, n’ototya bisaanyi kukwokya...osobole okuggala ennyumba yange...”



Ate bw’amalamu akagoba teweerabika kumwebaza. Jjukira nti abakyala batono abatuuka mu mbeera eyo era w’atuukirawo kibeera kikakasiza ddala nti akwagala.



N’olwekyo kibeera kirungi n’omwebazaako nga kw’otadde n’okumukulisaayo eyo mu ‘Ggulu’ gy’abadde.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#4106
sakin (User)
Baby Forum Member
Posts: 41
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Munno mwebazeeko ng’atuuse ku ntikko 1 Year ago  
wamma bagambeko bamumunyalila nnyo mubulili!
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#4153
robster (User)
Expert Forum Member
Posts: 393
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Munno mwebazeeko ng’atuuse ku ntikko 1 Year ago  
banange ani akulisa ani kubanga wena muba muva mubwengu ani asanidde okulisa munne?
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#4155
sakin (User)
Baby Forum Member
Posts: 41
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Munno mwebazeeko ng’atuuse ku ntikko 1 Year ago  
huhu kyoka sebo wange robster sinze mba nkutusiza mubwengula! gwe olina okukilisayo nze heeeeee
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#4156
robster (User)
Expert Forum Member
Posts: 393
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Munno mwebazeeko ng’atuuse ku ntikko 1 Year ago  
banange sakin mbadde manyi nze mba nvuga kati ate ontusayo otya mbadde ngamba webaza muvuzi nomumwebaza okusala ebisiko namakona.mpozi obuyimba bwoba oyimba ntu nkutesiteling nange nesuna amanyi okufumula sibwekili?
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#4159
sakin (User)
Baby Forum Member
Posts: 41
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Munno mwebazeeko ng’atuuse ku ntikko 1 Year ago  
nedda robster sebo obuyimba bwange bwenkuyimbila nentekamu tena, bass, alto, sopruno, nentakamu negonoo (nensinga ne Nandujja) heeeeee!!!! owomelwe ela nogamba nti sinze nkutusayo, ate munange gwe oyinza nokuba nga omumunyade bumumunyazi nga abatise lumonde mumatama nga tolina naka chorus kona kogobereza era notontenda iii robster bere fair mwanyinaze!
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement