xaza wrote:
QUOTE:
Ani agamba munne nti 'onzita'? Oyo agamba nti afa, yasaanye okukulisaayo abadde amutta.
Ekintu kinno kintabula tabula,nze ndaba nga nti gwebaba bamizeko ekitundu yalina okaba "onzita" naye its the reverse.Nze ndowoza nti abadde akuta osana kumwebaza bwebaza ate olwo ye nakulisayo eyo gyobadde ofiila.Ela omulamwa gwandibadde nti..Munno mwebazeko nga akutusiza ku ntikko oba nti..Munno mukuliseyo nga atusse ku ntikko.
Wabula kukya Phad nezi mp3/4 nze nkikonedemu.Kilinga ela bwonosako ka music akasenekelevu nekabawelekela mukisawe,ebigambo byetutela okwogela oba okuyimba mu kisawe bijja byokka okusinzila kumbela gyobamu ngamba obuwoomi.Kyovva olaba nti olussi abamu bagaba ne zi bungalow zebatazimba nga nakko.Naye binno ebyo ku cramming byonayogela byebituletedde obuzibu mu kisawe,kyemuva mulaba nti nakajjanja kayitilidde oli natandikilawo okukolobya nga tebanamukwata nakko kuba yabisimba mubwongo nti olina kola bwoti ne bwoti.Nze mbakakasa oli nga yakusensede obulungi nebyo byewasoma mukatabo oyinza okubyelabila noyungawo bibyo,ate nebabikubuza oluvanyuma nga tobijukila nako wadde.