CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Enkumbi Entufu 7 Gwe oyina meka? (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Enkumbi Entufu 7 Gwe oyina meka?
#4235
luutu26 (User)
Expert Forum Member
Posts: 483
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male KAZIBWE2 www.celebafrica.net
Enkumbi Entufu 7 Gwe oyina meka? 1 Year ago  
Omukazi weetaaga enkumbi 7 okukwazza olubimbi



ENKUMBI oba ekitambaala ky’omu buliri nkulu nnyo mu kunyweza obufumbo.



Eyitibwa nkumbi okufaananira ddala erima mu nnimiro kubanga bw’etebaawo kibeera kizibu emirimu okutambula obulungi.



Enkumbi kya kulwanyisa kikulu nnyo mu kigwo ky’abakulu era buli lw’ogireka emabega, olutabaalo kizibu okuluwangula.



Wabula ensangi zino abakazi abamu olugoye luno tebakyalutwala ng’ekikulu. Abamu batuuka n’okusiimuuza abasajja bireesuleesu bye baasiibye beesibye oba nnappi z’abaana eziwunya omusulo!



Abamu bamanyi n’okusiimuuza toyireetippepa, essuuka ze beebikka oba obuwale bwabwe. Kino kikyamu era omusajja bw’aba amanyi ensonga nga bwe ziteekeddwa okutambula tayinza kukusonyiwa.



Omukazi omutuufu era atambula n’omulembe ateekeddwa okubeera n’enkumbi musanvu, nga yeetegekera okusanyusa munne.



1. Esooka luno lubeera lugoye lunene ddala, olukola ng’olwaliiro. Mulusooka wansi ku ssuuka okwewala okuzoonoona.



2. Eno ebeera ntonotono, era omukazi agiggyayo okusiimuuza munne ng’emikolo giwedde. Kiba kirungi n’osooka ogisiigako kassabbuuni akatonotono, n’okozesa n’otuzzi otubuguma munno asobole okutukula.



3. Bw’omala okukozesa amazzi agabuguma, eyookusatu gy’oggyayo okwongera okunyumunguza ku munno. Eno togiteekako sabbuuni. Ginnyike mu mazzi agabuguma munno yeeyongere okutukula.



4. Bw’omala okumukolako, ggyayo eyookuna. Eno togissaako mazzi, kubanga omugaso gwayo kubeera kukaza.



5. Bw’omala okumukaza obulungi, funa eyookutaano, ogiteekeko ku tuzzi otubuguma omuyiseeko mu maaso okumusiimuula entuuyo, n’okumuvumbavumbako mu maaso omumalemu ebbugumu lyonna ly’abeera afunye ng’alafuubana okumusanyusa.



6. Eno ggwe omukyala oyinza okugikozesa okwerongoosa naddala bwe muba mumaze laawundi esooka.



Omanyi abasajja abasinga tebeetaaga kwegatta na bakazi nga nnabunnya atotobanye oba ng’annyogoga.



N’olwekyo omukyala okozesa enkumbi eno ng’ogitaddeko amazzi amatonotono ne weesiimula mpolampola okutuuka lw’owulira ng’oteredde bulungi ne mulyoka muddamu emirimu.



7. Bwe muba muzzeemu akagoba eyomusanvu gy’okozesa okuddaabiriza munno.



Mu kiseera kino oyinza obutakozesa ssabbuuni naddala bwe mubeera nga mutegeka okunaabira ddala nga mumalirizza ddala emikolo.



Singa omukyala abeera n’enkumbi zino era ng’amanyi n’okuzikozesa kimuyamba okwekuuma nga muyonjo era n’obuliri bwammwe ne butayonooneka. Ekirala enkumbi zino zibayamba obutasitunkana nga mukyali mu kitanda munyumirwa omukwano.



Okuzikozesa obulungi omukyala oteekwa okubeera n’akadomola ak’amazzi agabuguma n’agannyogoga, so ssi kusooka kudduka mu kinaabiro olyoke onnyike enkumbi mu mazzi munno omusiimuule.



Oteekeddwa okubeera ne bubaketi bubiri, k’oteekamu amazzi ng’olongooseza balo oluvannyuma lw’okwegatta, n’akalala mw’onnyika enkumbi zino ng’omalirizza okuzikozesa.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#4236
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Enkumbi Entufu 7 Gwe oyina meka? 1 Year ago  
Luutu era okomezaawo enkumbi omukyaala oyo ateekwa okuba ngayagala nnyo okuzinyumyaako anti oluusi bagamba nti oli abulwa kyakola natemera enku mu mabidde naye noono omukyaala alemaganye kati tukuume wodulopu ze enkuumbi lwaaki omwaami tetumusitulira ddala netumukuba mubaafu yamazzi agabuma buli lwamala emirimu gye oba byonna nebigweera mubafu olumala musumulula busumuluzi tapu eyokya nga mwewonya nolugendo .
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#4241
robster (User)
Expert Forum Member
Posts: 393
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Enkumbi Entufu 7 Gwe oyina meka? 1 Year ago  
nzeanyi okunyumya gunno gumpitiriddeko,mutubulire kale zemulina kumusanvu! naye mbuzza bwofunayo kijjinja ekinene nga kyeki kamala byonna nga egalo essajja! buli nsonda nga ekolamulimu gumu wano wakati newakola kiri!! oba okekereza ndowoza! tolaba mumbejja!
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#4243
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Enkumbi Entufu 7 Gwe oyina meka? 1 Year ago  
Rob nange ndowooza nakusemba mu ekyo emu ekola byonna oba kamala byonna
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#4244
Kalibattanya (User)
Expert Forum Member
Posts: 606
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Enkumbi Entufu 7 Gwe oyina meka? 1 Year ago  
Oyo omukyala abeera Nkumbologist, talina mirimu mirala okujjako okukuta ne nkumbi, budomola, nabulobo bwokka. Wabula olwo kyaava akola atya, nakka wansi okutabula amazzi nokunyika nokukamula amaweroo ge? Olwo natandika okumukola sponge bath nga omulwadde! Nga ono atudde wa, oba okugalamira. Sha kyokka bannange!!! Ensonga eyo Rob ogisonjodde bulungi, ejjoola ya nytil emu nga kwolanduluula. Waliwo nno bi nytil abikaluba obulungi, okanda kukikunya, ekyo bwekirikwata ku lususu lwe, lwaliwera ekintu kyonna ekirina erinnya eritema ettaka mu kisenge. Ebyo nga biri awo, ffe abakola annyo, oyinza nokuva mu nsonga olwemikolo emingi bwegityo nemirimu emingi egikutumibwa!!! Byandibadde birungi, naye ate bwebakugamba nti ensobi tebagikusonyiwa, awo abamu tebadduse tebagenze eteli nkumbi? Ngamba bugambi.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Love Conquers All
  The administrator has disabled public write access.
#4249
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Enkumbi Entufu 7 Gwe oyina meka? 1 Year ago  
Naye Kalibatanya oli mukazi muzibu gwooba owa sponge bath tasabira ddala sponge egonda ate enyangu okkamula negwaamu namazzi obutatobya buliri mpozzi ngabuliko ne plastic era neeyo yetaaga kuba part of the seven nkumbi , engeri ekitanda gyokiyitamu ekyo kukka wansi ndaba ngekitanda ekyenkoma ekya double decker ngokka noleeta ekyasabuuni ki nytil jinja, ate noddayo era nokka noleeta ki nytil ekyokunyumunguza mutebereza ngagudde wali alinda emirundi egigambibwa gyalina okulongosebwa by the way oba oyambadde oba? nkumbologist teyatunyonyodde ebidomola ekyebyoovu ndowooza dimi lya ngombe yasobola wano, kati ekidomola ekira nekigendamu amazzi agabuguma ,kati kyesategedde bamala kugamba nti tugenda kwegiriisa nodduka okuteeka ebbinika emitweetwe wekyooto oba ogikumirayo nolinda lwebanakutemyaako? ,nodduka okubundula amazzi go mukidomola ha! naye wano waliwo omulimu ogwamaanyi. Wano wetaagawo nytil yakulandulula ate tebereza nokola emirimu egyo gyonna nosanga yo owe ntondo, nakutegeeza ngebimu bwotobitukirizza ngeera bwatasobola kusonyiwa
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement