Mbadde ngamba nti sex appeal kyetwandiyise omuntu okusikiriza munne mu bukaba? Kakaati ekyo kikwataganye kitya nabagala omuntu owokubeera naye? Omuntu tayinza okufumbirwa oba okuwasa omuntu atamusikiriza mu bukaba? Oba oli awo nedda. Tugendere awo, osanga tufunawo emboozi wano.
Nze lumu nnalaba mu bus omusajja nga alina amatama amaneene. Nga sigaliko nsonga, nga maneene buneene, nga aga ki baby. Naye olwokuba nti ono nga mukulu (mweeru), nga agage gabulako nywanto okubeera ebbeere. Era ngenda okuwulira nga ekisa kinkutte ekiyitirivu, nga njagala kugayonka. Kyennava nnekuba akayi ku mukono nengamba nti; Kale vva!