Re:EEEE=Enkwaana Ennungi Entuufu Etelemwa 11 Months, 3 Weeks ago
Omuvubuka yankolera ebirungi awatali kukkiriza kumukuba ku mukono nga tukyali basomi. Ate kumawanga eno tufuna okusiima okwensusso. Kale lumu yambuuza, nti ggwe, "Ka kisi kakuzira?" Nnali njagala kumuddamu nti okuva ku mbogo sirinayo muziro mulala wano wendi. Naye yali yayagala ku relative wange. Kko nze ha kyokka ggwe, leka ggwe nengenda nnyongerayo beer netwepima. Omulala kyaava angamba mu America eyo nti, "Owange, I think I love you." Nengamba nti oba tulinde wekakase?
Awo nnayigirawo kino, nze bwemba nnakwana omusajja, sitagala nakwefutuggula namukoleera birungi byebanankuba mu maaso. Ngenda lumu ku nsonga, "Owange mbadde nsaba kukwagalako, olaba otya? Kinasoboka?" Oba nsooka na njiri, "Omukwano kintu kirungi nnyo ku nsi ne muggulu. Kale munno bwakusaba omukwano, bwooba osobola kirungi, bwooba tosobola munno tomunyigira. Kale nga nze wano naawe..."
Re:EEEE=Enkwaana Ennungi Entuufu Etelemwa 11 Months, 3 Weeks ago
Nze sijja kulinda baami bataliiwo kukuddamu nkutebereza ngokutte bible mumukono gwo ogumu neggama ejjudde amazzi ngogikutte nakati akaliko obusanso okoza muggama munno omumansiza amazzi, ate osooka kumuteeka mu love mood kati kano ye kalowooza nti ogenze mukisenge just to get comfortable woviirayo nga nengoye ozikyusizza luli abadde mu ka muni skirt ate nga kaliko ne slit wano kukisambi nokomawo neblouse ekubisse obulago ne sikirt erina thick material ekukoma kubigere nga ne make up omunaabyeeko nga ne wig ogisudde eri , nolyooka ojja nga nedoboozi eribadde liserera nga liri sexy olikyusizza oyogeza lya mwanguka nga bwomukanulira amaaso nga buli kyomugamba okusimbako amannyo . awo wennyini wasibulira . Kati nkomawo ku scenario endala