Omukyala oyo muyiya nyoo.Yali agezako kubulila ba customer be nti ye mufumbo wadde nga nomusumba ayitako ewuwe.Kati nga kasitoma ojja okimanyi nti kusasula nakugendelawo no strings attached mbu ate onadda awo kwekabya nga ka baby mbu kankutwale ofumbe ewange.This was strictly business to her..weird woman.
Nze ndowooza olwalabanga customer we nalowooza, kale nze ndi malaya, naye njawulo ki wakati wange naawe angula? Ojja kufumluma wano ogende ebweeru wesaanye nga wefuula mbu ggwe oli muteefu, songa baaba naawe oli black sheep.
Kati emboozi yagenda bweeti, musajja wattu- kirelese, wakaliga, olina nno ebyooya? Awo yali ategeeza nti olina ebifuna? Olina cash? Oba ogenda kudda mukwewoza, ate zino za nju, ate zino za musumba, ate zino... Ekisemba yye malaya yakigamba, nti sirina ya mwana akabira busa. Nga kyategeeza, simanyi kikuleese kukabira wano sente.