CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Nkooma ku luutu 1
#6306
luutu26 (User)
Expert Forum Member
Posts: 483
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male KAZIBWE2 www.celebafrica.net
Nkooma ku luutu 1 12 Months ago  
Nkoma ku luutu emu



NDI muvubuka wa myaka 28. Ekizibu kyange ng’enda luutu emu sisobola kuddamu kubanga mpulira nga nkooye nnyo ate nga n’ekyagala kiweddewo. Munnange bw’aba tatuuse ku ntikko olwo mba nfudde. Ngezaako okubatamala mangu naye asobole okufuna ku ssanyu. Ekizibu kino kimmazeeko emyezi nga mukaaga. Nkole ntya anti omukyala ayinza okutandika okubaliga olw’obutamumatiza.

MMK e Kasiyirize



MUNNANGE ekizibu kino kireetebwa ensonga nnyingi. Oyinza okuba ng’okola nnyo n’okoowa era bw’otuuka mu kitanda nga waweddeyo dda. Ye ggwo omukwano gw’olina eri mukyala wo guli gutya? Mujjuvu oba okwegatta kubeera kutuusa luwalo.



Onywa omwenge? Wateekwa okubaawo ensonga ereetawo obuzibu buno.Gezaako olabe omukugu mu by’okwegatta ku 0772455645. Kirungi mugende mwembi ne mukyalka wo lwe munaafunamu ekirungi. Tokigayaalirira kijja kukulira ddala.



Published on: Thursday, 6th December, 2007
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#6311
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 943
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Nkooma ku luutu 1 12 Months ago  
Luutu26,gwe wasala mageezi ki?Yamba munno ono owa luutu1.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#6331
JBugonzi (User)
Junior Forum Member
Posts: 120
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Nkooma ku luutu 1 12 Months ago  
Naye Mwanyinazze J.Julia,Luutu26(lutu abilimumukaaga)wezagwerako,wali okyalimu endasi? singa gwe abadde mukyalawe,wandigumikiriza okumala emyeezi egyo omukaaga?

MWANA wattu oli bubi,naye tootya,just try to relax and spend more time on Fore-play,topapila bintu ojjakulabawo enjawulo.

BWOOBA NGA ONGWYA KU MWENGE,BAMBI KENDEZAAKO otherwise oja kusigala nga okuuma lubuggo naye lubaale mubbe.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#6336
Phad (User)
Expert Forum Member
Posts: 360
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male phazrecords
Re:Nkooma ku luutu 1 12 Months ago  
Akasinze okunnyumira ke kaalo gy'asibuka!

Anti kaddemu okalabe waggulu awo!

Oh dear
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Aspire to inspire before you expire
  The administrator has disabled public write access.
#6338
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Nkooma ku luutu 1 12 Months ago  
Olowooza erinnya lya kaalo lye lyareeta obuzibu omukyaala na linda ebirungi ebikwatagana nabava mu kaalo kano, kati muwa gabuwa ye kennyi ni omuvubuka akaalo gyaava kaaba ayimba, assa munne mu mood kati wano alina ndowooza nokwongerezaako ekigalo, awo ajjakuba mulaala togeza nombuuza ekintu kyonna nze bigambo mbijja mubannange wano byebawandiika
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#6340
JBugonzi (User)
Junior Forum Member
Posts: 120
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Nkooma ku luutu 1 12 Months ago  
Phad,ako akaalo nga kalina obuswaandi,naye kyembuuza? wavaayo nekubakyaala,osanga nze naawe twandidukideko eyo eka Kasiyiliziiii,.....Wamma Ssebo omumbejja olabye otya?
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement