CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
WHAT ARE YOU DOING OUT HERE THIS XMAS? (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: WHAT ARE YOU DOING OUT HERE THIS XMAS?
#6963
Phad (User)
Expert Forum Member
Posts: 360
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male phazrecords
Re:WHAT ARE YOU DOING OUT HERE THIS XMAS? 11 Months ago  
Kaakati nno omumbejja ssebo okawangamudde!

Olwo ffe abatakiika e'womulangira Ssegamwenge tukole tutya?

Olinga agamba nti tujje ne gama zetunanyweramu obuugi nga tuzisibye mu biwato mageri ga baseveni!
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Aspire to inspire before you expire
  The administrator has disabled public write access.
#6972
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:WHAT ARE YOU DOING OUT HERE THIS XMAS? 11 Months ago  
Naye bannange Phad obadde obuliddewa ebbanga lino lyonna olabye okwebulankanya bwetubadde tugenda okukulyaako akabaga ? gwo omubisi onyaako? kubanagwo osobola okugunyweela mundeku naye ndowooza tusobola okukola ekisingawo noteramu obutunda mulweendo. No muziki gujja kuba gwa maanyi ekiwato wagala , yeekyo nkibulire gwe. yebannange simanyi Meli wamulabye kati njagala dozen ya kimuli kyandaggu.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#6993
Phad (User)
Expert Forum Member
Posts: 360
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male phazrecords
Re:WHAT ARE YOU DOING OUT HERE THIS XMAS? 11 Months ago  
Munange mbadde ndi mu kabasana.

Egya kaisali nga gindi mu kiwato.

Meli mulabye wabula simanyi oba ggwe wamukomyawo.Ka ngende mubuuzeeko.

Naye nga bwendi nti netema okusasula,nasabye owa Ddigi aleete eggulu lyo,nemuwa ebiragiro aleme kulikuba mu bisirikko,ssi kulwa nga lituuka limegusemeguse.

Kyokka ate ndaba kati osaba Nantalabikalabika!Wabula era nga bwotegedde,nja kugezaako nonyereze,oba oli awo naafuna half dozen...awo nsuubira tewaba wabi.

Meantime nga bw'olindirira,bakuteereko Chagga "Nfunye Kabiite" awo manyi ojja kukkiriza buli crap gwe ndeeta.

Omubisi njagala musogolerewo,ate nga bwenguteeka mu glass guli clear,saagala bino ebimbuzaabuza nga sirengera thru.

Obutunda mu lwendo ne straw would be just fine
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Aspire to inspire before you expire
  The administrator has disabled public write access.
#6998
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:WHAT ARE YOU DOING OUT HERE THIS XMAS? 11 Months ago  
Awonno olabika tujja kusigaza omukwaano nandibadde kati otandise okubiretamu science nga lwaaki obuuza obanze nnamuleese nze mukutusizaako kati ate gwe onoonya gyemuyisizza naye nga bwompadde akayiimba kenfirako ka Nfunye kabiite sijja kukwaata misango mingi naye buli kyewali wetemye nkyakirinze leero beera ekyo kulabirako eri abe nda ya Nakalaama nti bwe basubiza batukiriza naye ssebo ogira okyakulikayo.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement