Re:DDALA BAKAZI BAJJA KABUGO KAKADDE ????? 10 Months ago
This is very interesting,Banange Ba maama wamu neba nyinazze,abamu kumwe muli ba katula kebisse buka ate abamu kumwe nga mwanyinaze Mirembe,muli bawoomu nga ebisoobooza rather Honey.
Bible etugamba nti yagalanga muntu munno nga bweweyagala,naye ate yagala muganda wo nga bweweyagala.Abamu kumwe mukola promises ezilli plain,kale nogamba mugandawo kennalyaako naawe k'onalyaako,era woligwa wendigwa kyokka ate n'ovaawo n'ogamba nti ''nze okufuumba nemuganda wange mozzi nga ndi kaganga/magombe''. olwo oluganda n'okwagala bwebiluwa.
Ffe ewaffe MUBUGANDA,Tofumbilwa nga mukuluwo akyaali kulujja,naye okumanya muli selfish,lwaaki oba togamba mukuluwo nti munange nzenno mbadde nfunye omusajja naye bwooba oyagala,lwaaki tetugenda ffembi.oba lwaaki tomulekera omusajja gwe nga bwooba okyaali pettiee n'ogumikiiliza.
Ndabye kubantu abamu nga bawassa,naye ate bakyaala baabwe bwebaffa,abazadde bomukyaala nga babawa muganda womugeenzi.
NZE NNO NYINA MUKWANO GWANGE YAKWAANA ABALONGO,BALI BALI SO IDENTICAL ERA NGA BALI KU CAMPASS,NAYE ONO GUY BWEYAKWAANA EYASOOKA,TEYAMANYA NTI ALINA TWIN SISTER WE,KATI ATE BWEYASANGA OMULALA YATANDIKIRA WEYAKOMA NOOLI,AMANYA GAALI GEGAMU,MWAANA MULENZI NGA YEGWEERA BYASSAVA......OLABYE BWOKUBA EBINYOONYI EBIBILI NEJINJA LIMU? MUSAJJA KI ATANDIYAGADDE KUFUNA KAKISSA NGAAKO?????????
ATE NAMWE MUKIMANYI NTI KILI MUBUTONDE OMUSAJJA OKUSAJJALAATA NGA BULI GWAYAGADDE AMUFUNA.>>>>>>>>>>ABAMBEJJA N'ABAZAANA BONNO OMWO.
Re:DDALA BAKAZI BAJJA KABUGO KAKADDE ????? 10 Months ago
This topic sucks. But I stick to my word.Mukulu wange oba muto wange mwagaliza ebilungi nga bibye bweluba lugoye nga ndumugulila,bwaba musajja nga mumwagaliza nga mbaconnectinga naye si ku wange,ekyo mwena kikafuwe..ebya Kayisali bya Kayisali nebya katonda bya katonda so goes the saying.Mulekele awo nokunyumya kumikwano gyamwe muveeyo ne bwino nga wamwe nti haa mukyali awo naye nze nina ba sisters bebagatokosa ewange.Ebyo ebya ba twins bibawo ela bangi nyoo babakozeseza mubutamanya ela nga wabawo party eli munzikiza,neli mukitangala ate nga nabagezezako okukikola mubugendelevu baba nensonga zabwe.Isshhhhhh