|
omukyala nomwami balina amaka gabwe nga balina omukozi , bwebagenda okweyagalako basanga omukozi asibye ebintu byonna nga aduse! naye nga abalekedewo emere nenva nga nfumbe.bakubaganya ebirowoozo nebakanya nti wabidde ebyomunju emere nenva aziresemu obutwa! balina kapa awaka nebateesa basoke bawe kapa eno ku nva balabe oba mulimu obutwa,kapa bwetwafa bagamba nti temuliri butwa munva,naye neyafa nabo kwekulya emere nenva.naye omutabani asooka bweyakomawo yabagamba nti asanze kapa nga efudde, olwokuba bali basomi nyo basalawo buli omu ayogere ebibibye nga tanafa, omukyala yagamba mwami wenti yali aganza omusajja ayali aleta amata awaka, omwami nagamba mukyala we nti nange mbadde nganza omukozi era ali lubuto kati!!!!naye baba bali mwebyo omutabani omulala yakomawo awaka nabagamba nti kapa yali etomeddwa motoka, bonna webategerera nti kapa teyafudde butwa!!!
|