Would you date a married person? 9 Months, 3 Weeks ago
Kati tekiriko nsonga oba ggwe oli mufumbo oba toli, naye wandisobodde okutandika omukwano nokugutambuza nomuntu omufumbo? Osobola okuguma okumusibulanga nga omanyi nti agenda mu kifuba kya omulala amulinze ewaabwe? Entegeragana eno ebeeramu obujja? Bwemuba temuba bujja nakamu, gubeera mukwano ogwo?
Re:Would you date a married person? 9 Months, 3 Weeks ago
Yes or No-------what a question Mirembe--sometimes we forget that we have the best and look at the others to be the best----beauty on sight is dangerous---human temptations can make us go over our controll but the word LOVE----IS TOO STRONG TO DATE A MARRIED PERSON when you very well know the vowals of marriage.
Re:Would you date a married person? 9 Months, 2 Weeks ago
Matters of the heart are very difficult to understand.Kiva mu nsima yo mutima gwo,ememe katale....ela yensonga lwaki wesanga nti omusajja omu abelanabakazi abasuka mwomu kyokka nga bonna bamanyi bamuliko bwebatyo.Bwetuba nga fembi tusimaganye ate silaba nsonga lwaki numya omutima gwange mbu kuba mufumbo,relationship ngiyingila manyi nti wajja kubawo okusika omuguwa kuba musanze yakwatagana dda,kati kiba eli yee nga omusajja okulaba nti atetenkanya nafisa wo akadde nange nsanyuke lol.So my answer to the above headline is YES,all other factors remaining constant....I LOVE CONNECT UGANDA...
Re:Would you date a married person? 9 Months, 2 Weeks ago
The topic is so sensitive in one way or trhe other,but we have to talk about it. Adultery is very common and many many married people engage in it regardless of what the consequencies will be. People understand the price you pay if trapped,But the they insist that nothing is sweeter like Okwenda kumuko Omusajja and vice verser.
There several reasons why people do it,one of them is,it cost you nothing to get love from a married person because its not true love,its out of Lust.
People have fathered kids on the neighbourhood,Ate bagamba nti bwooba nga obakobubbi,nti toyinza kumatila,osigala oyagala n'enkya nga mutandikira awo nga mwemala EGOGA.
yes OR NO????????...............NO kubanga bimanyi okuwooma naye ate bwebikulakira okubyegoga otuyana.