Mbalaamusiza nnyo ebatesa mwena mu paliment yafe enno era bakise banange,nange mbadde nsaba mumpe ku kazindaaro mbeko nange kyentesa oba kyonjegeraako ku nsonga eno.Kansoke okwebaza eyatadde ensonga eno mu ddiro kuba waliwo ensonga nyingi nnyo eziwaliriiza omuntu okuganza omuntu omufumbo.Gwekitaatukangaako atule bulungi akalire awuliriize,Abafumbo abasinga okukemebwa ennyo bebo abali mu bufumbo olwerinya,Ggundi muka oba mukyala gundi.Kale abantu abo bwewaba tewakyali mukwano obasubira kola byatya??Kwenonyezaayo gyawumuliiza ebiwoozo.Baaba bewaliriiriza bwewaliriiza okuba noyo gwebaba bali naye,naye bambi nga omutima guba walala.Kale bwakugwaako nga tolina agamba lwaki tomuwa kyatafuna eka???Anti nawe okimanyi,ekiwomereeze kizala enkeku.Mulundi gumu,ebiri,ekidiirira oba tokyayinza kumusubwa.Ate ebyembi n'eka nga ebintu bilongoka ne mukulu munne.50percent abantu modulo eyo basigara bakyayagalaana.
Enso endala bwaba yali EX wo katugeze gwewasokera nomusanga nga yafumbirwa naye nga okufumbo tebugenda fine nakyo kisoboka okuwaliriiza okuganza omufumbo.Ensonga nyingi nnyo eziyinza okuwaliriiza omuntu okuganza omufumbo nawe asooma binno okimanyi.Answer eyange ku nsonga eyo eri IT IS POSSIBLE.
Shaggy kubyogamba yongerezaako neyayimba nti bwokwaata kumufumbo tewegabya gabya naye ate era tomukkuta kuba oba obbirira mubbirire naye jjukira nti bwooba omufumbo wano omumalirako nezotokozesa waka kyoova wesanga ngeka bali kubunyeebwa nekatunkuma oddayo nga eno gyoova bakuddabiridde bulungi nozaayo mukkuto ate nooyo abaakwekutte partime lover akikakasa nti bulikimu ajjuzizza bulungi neyekolako nanyilira naddala bweyesanga ngatanafuna nabaana.Okujjako obuzibu webutuukira nga munno omusibula nomanya nti addayo kumugajatta gwe nakuleka mukizikizakyo nempewo, ebyo byebimu kubibonerezo byooba osazeewo okuyingirira.
Kati waliwo obujja webuyingiriramu ngo mufumbo omwaami tayagala webbali kumanya nti eriyo aba mukwaana oba omukyaala okuwulira nti omulala amusomorako nti ameze aga nnawolovu agalaba eno neeri musaawa yeemu. Eyagamba nti nebwakusanga nabangi talulunkana yali alimbira ddala, Mu bimpi mpi teri kikaddiya nakkandula nga kutontenza mukwaano ,ntegeeza omukwaano ogugenderako ebikolwa byonna ebyokwagala omuntu oba abantu , kati olwo lwotoba mu mood zakumusisinkana notandika okugwa cover, namala akutwalako mu mmotoka bwalengera omuntu nakusindika wansi wemmotoka nakulinyako ebigere baleme kukulaba kugenda kumuloopa ka.
Waliwo emirimu munno lwatakusinga nsumika mbu ebijja bitutiira naye naguno mulimu ddala nze gwendowooza nti sandyagadde kuguyingirira kuba mba njagala ekyange kibe kyange nzekka sigaana mikwaano naye okwongeramau ebikolwa kirungi nokwaata ekintu kimu nokikola nomutima gwo gwonna newatabaawo mwooyo gulookalooka my ans eri a big no its too much work for nothing.
Musese other peoples property ? thats cold men,
Ancient how professional can some one be nga somolako katono ekitagwaawo kikuwa engaba waliwo nabakikozesa efujjo nti ekimujje kumuntu we kammuwe essomo naye era wabaawo oluusi abakikola nga muze oba nga ddala talina mirembe ka . Naye era webigweera nge woono gyaggya yakozesebbwa kuba oli addayo mu makage gwe nakuleka mubbanga toli naye ate oli na mulala the whole situation stinks
Ekibuuzo kigamba kitya, Would you date a married person? Kanziremu ga Mike na Queenie, hwai nota? Ate babba mu bifulukwa? Ekikulu you do the crime and you serve the time. Nzennalabako mu film emu akifaananyi ekyansigalamu, nga omuwala omu ayagala omusajja omufumbo, kati lumu bwebawukana namugoberera okumutuusa ewuwe. Bambi nayimiriira mu kasagazi nga abalengera abaana bebuga Daddy, Daddy, Mummy Daddy is here. Omukyala navaayo nanywegera bba, omwami nasitula abaana, nga bonna bali happy, nebabulirayo munda mu nnyumba. Noono mukazi wattu neyewerekera okudda ewuwe mu bwoomu bwe. Omutima ssi kintu kya kuzanyisa. Obiyingira nga asaaga ogenda okulaba nga bifuuse fatal attraction. Amazima gali nti nteekwa okubeera ne nsonga eya maanyi ekinkozesa, nga okusaving-a world peace. Oba nga yannimba nesimanya. Naye ha, bibeera bya bulumi nga omutima gubiyingiddemu kale!
Bannange ekintu kino mukitwala too serious kubanga oli okuganza omufumbo kiba kwesanyusamu naddala bwoba omwagadde okimanyi. Oli aba akimanyi nti omukwano guba tegulina gyegulaga nti bafuna 'just fun' after all tewali kigwawo as long as gwo cheatinga tategedde.
This is waaaay too funny!! Right, so bwooba oli mufumbo, as long as omwaami wo oba mukyaala wo takitegeerako nti you're cheating on them, that makes it sort of okay? Naye bwamala naamanya? Ekikulu ggwe cheater tolina kyoofiirwa, kubaanga oweeka oba toli really into him/her, but IMHO, you're hurting more people in the process and that's just not right.