CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
ABALUNGI BAFFE LWAAKI MWAFUUKA BAKWETONTEZA (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: ABALUNGI BAFFE LWAAKI MWAFUUKA BAKWETONTEZA
#8226
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
ABALUNGI BAFFE LWAAKI MWAFUUKA BAKWETONTEZA 9 Months, 3 Weeks ago  
Abagalwa baffe abateesa lwaaki mwafuuka bakwetonteza omu bwajja omulala nagenda mwenna tubetaaga wano naddala kati nnyaffe Buganda bwaali mukutagulwa . Kati nganze omwogezi wa parliament yaffe mbakubira omulanga wonna wemuli nti mwetagibwa mubwangu kuba okubulawo kwammwe kuleka eddibu munteesa yaffe gyetwaali tumanyidde nga ffenna tuli wamu tukyusaganya ebirowoozo .



TONTO, CHAMU,PHAD,JONA BANDI,KAYANZI,MIKE,XAZA,LUTU,SEFREX,





ABALALA BE NNERABIDDE BWEMUBA MUKYAALIYO WONNA WEMULI TUBETAAGA WANO

MUJJUKILE NTI TUNYUMYA BWEMUNYUMYA YE MBOOZI EWOOMA NOLWEEKYO TEMUGUFUULA MUZE GWAKWEBULUNGULA MUTYO KAGENDERERE ATE NEMUTADDIRA DDALA
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#8244
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 943
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:ABALUNGI BAFFE LWAAKI MWAFUUKA BAKWETONTEZA 9 Months, 2 Weeks ago  
Bagambe ko daala ssebo Omumbejja.However busy you maybe,mufise wo akadde banaffe.Muffube mujukile banaffe,nga tutesa newabula awenena,ebiteeso ebizimba bambi,kati byetutesa biliko akabuza,nga tusoka netutesa kukimeeza,tuveyo netukilila kumuko gwa ssenga,abagaya gaya bonna nebekanga nga babuze tekuli ategela,banange mukyuse endowozza....mwagenda munyizemu???..aahh neda mukomewo tutese..TUBALINZE NESSANYU:
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#8314
kingo (User)
Junior Forum Member
Posts: 137
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:ABALUNGI BAFFE LWAAKI MWAFUUKA BAKWETONTEZA 9 Months, 2 Weeks ago  
Nange wenegatira ku connect, nga abateesa bangi kale banange negatta ku Jeena julia wamu ne Mumbejja okubakowoola.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#8431
Phad (User)
Expert Forum Member
Posts: 360
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male phazrecords
Re:ABALUNGI BAFFE LWAAKI MWAFUUKA BAKWETONTEZA 9 Months, 1 Week ago  
Banange nze omu nzuuno nzuuse,naye nali sibuze bubuzi.

Egya kayisaali 2008 yaleeta mingi ko.

Naye era sirema kwebaza mwe banaffe abakuumye akaliro k'olukiiko nga kabongoota,nekatazikirira ddala,ebbanga lyonna.

Banange mwebalire ddala temujjanga okwo.

Amangu ddala nga ekimeeza ky'ebbajjiro kiweddeko ebyetaaga okukolako, nja kukomawo mu bujjuvu tuwaye nate.

Atakuumira sente abampeere bye musiiba muyoya,awamu n'obulamu.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Aspire to inspire before you expire
  The administrator has disabled public write access.
#8432
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:ABALUNGI BAFFE LWAAKI MWAFUUKA BAKWETONTEZA 9 Months, 1 Week ago  
Mwattu Phad olabiseeko kati ebisigadde njakubikulamusa ngokkalidde kukatebeko naye akanyiriri akasembeyO nze sijja kukasoma olwensonga zomanyiiko zotatukiriza kale sagala kweyongerako kwesunga mpewo
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#8435
Mirembe2007 (User)
Junior Forum Member
Posts: 129
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:ABALUNGI BAFFE LWAAKI MWAFUUKA BAKWETONTEZA 9 Months, 1 Week ago  
Ssebo omumbejja webale kuguunda. Okowoodde nnyo ssebo kubanga agali awaamu gegaluma ennyama . Bakiise bannange mwebamaanyi betwetaaga era buli nsonga eri kumeeza eba yetaaga okugonjola nebwetunanyolegana naye bulijjo tutuka kunsonga . Webale ssebo nkulinamu esuubi nenteesa yonna yamagezi kino ekyokukowoola abakiise kikusukulumya ssebo nkwebaziiza nnyo.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement