CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
ABALUNGI BAFFE LWAAKI MWAFUUKA BAKWETONTEZA (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: ABALUNGI BAFFE LWAAKI MWAFUUKA BAKWETONTEZA
#8479
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:ABALUNGI BAFFE LWAAKI MWAFUUKA BAKWETONTEZA 9 Months, 1 Week ago  
Kati bino nze ssijja kwongera kubisinyaako kannidde Phad ajje sikulwa ngansigadde kukwaata kasawo kakalu ate nga Phad wuuyo alabika ayizze era asse ensolo ye kanneme biyingiramu kumusubya naku gimugobako naye obusuulu bwambagirawo kuba maama oli asalawo atya emyaaka gyoliwangaala alyooke abuteeke (kumyaaka 99) abange luno lwebayita olutalo lwebyenfuna
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#8480
Sefrex (User)
Junior Forum Member
Posts: 114
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:ABALUNGI BAFFE LWAAKI MWAFUUKA BAKWETONTEZA 9 Months, 1 Week ago  
Sebo omumbejja okilabye emyaka egyo?? wabula sebo nyamba tonvamu kubanga anti eeeeeeeeeh olutalo lwe ebyenfuna .......
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#8482
Phad (User)
Expert Forum Member
Posts: 360
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male phazrecords
Re:ABALUNGI BAFFE LWAAKI MWAFUUKA BAKWETONTEZA 9 Months, 1 Week ago  
Kino nze sikyagadde bulungi, mpulira kimbalagade ne mu maaso!

Okujjako mwami Sefrex nga wetegese kuwangaala nga nfudu, egyo emyaka 99 oleeta gyaki?

Olabise oyagala ebbanja kuliyingizaamu bya bufuzi, naye osanze tulaba.

Jajjange bwe byamusoberanga yabuzanga nti "ogatta otya ekyuuma n'ekyuuma, okujjako nga oyagala kukoleeza buganga".

Kati nange ekyo kye nebuuza.

Ate omwana w'omwami nawe onsobedde okutandika okuleeta eby'amabanja ga 2007! Nze nasindika owa Bodaboda, musajja wattu n'agubagguba n'ekitereke, wabula eky'ennaku yabulwa address gyewawereza, okukakkana nga akomezaawo undeliverable items.Ate nange ka sitoowa nga kajjuvu, nensalawo okuzaayo gyenakola order.Nze obutanyega nalowooza nti Eggulu tokyalyetaaga, oba lyakutama dda!
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Aspire to inspire before you expire
  The administrator has disabled public write access.
#8483
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:ABALUNGI BAFFE LWAAKI MWAFUUKA BAKWETONTEZA 9 Months, 1 Week ago  
Amma Phad gwe banja nze akasawo nkyakutte biri ebirala nja njakuddayo gyebiri gyemba mmanjiza naye olabye kasonsomola luli wali wefuula atakyabijjukira
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#8497
Sefrex (User)
Junior Forum Member
Posts: 114
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:ABALUNGI BAFFE LWAAKI MWAFUUKA BAKWETONTEZA 9 Months, 1 Week ago  
Sebo Phad emyaka ogitidde?? anti munange mwe ba bussinessmen temuwena kale nolwekyo nze munange nga eyewoze mbade ngamba nti mungeri yona nina okusasula kale kwekugamba nti wakili mubanga elyo era waba kale naye nga bwe kikubalagade mu maaso sebo awanise ensawo anayiya shorter periode.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#8498
Sefrex (User)
Junior Forum Member
Posts: 114
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:ABALUNGI BAFFE LWAAKI MWAFUUKA BAKWETONTEZA 9 Months, 1 Week ago  
Neda neda sebo omumbejja bangiza wano mulujude todayo eri eeeeeeh watya nga eri tebeyo kanamubalagala!! wabula ate nawe sebo bussinessman alabika munange agenda kubanja anti eza sasula owa bodaboda nebilala byakumenyede....weenyweze
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement