CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
ABALUNGI BAFFE LWAAKI MWAFUUKA BAKWETONTEZA (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: ABALUNGI BAFFE LWAAKI MWAFUUKA BAKWETONTEZA
#8436
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:ABALUNGI BAFFE LWAAKI MWAFUUKA BAKWETONTEZA 9 Months, 1 Week ago  
Munnange Mirembe buli omu ebintu abisaggula mungeri ye naye ate nebiwomerayo kale kyoova olaba nti omulimu gyegukoma okubaamu ebbugumu ebintu gyebikoma okutambulira awamu nokugonjoola ensonga eziba zezinze. Kale oli nebwasulayo ka sentence kamu ngobudde bumusumbuye era tumanya nti munnaffe akyali nnafe
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#8467
Sefrex (User)
Junior Forum Member
Posts: 114
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:ABALUNGI BAFFE LWAAKI MWAFUUKA BAKWETONTEZA 9 Months, 1 Week ago  
Nyabo omumbejja owomukwano manya "sebo" nange nzuno sebo anti bagamba nti bwebakuyita embugga...... sebo nsitukidemu wabula nsaba no buwombefu okwetonda olwo kubulamu akasela sebo sibukyayi wabula mpozi era nga mukulu Phad bweyagambye egya kayisali... naye sebo tuliwamu namwe mwena wadenga olusi tetukika!! Wabula mpozi era nasonyiyibwa naye era kanewole oba kankozese obugambo bwa mukulu Phad nti:

Naye era sirema kwebaza mwe banaffe abakuumye akaliro k'olukiiko nga kabongoota,nekatazikirira ddala,ebbanga lyonna.

Banange mwebalire ddala temujjanga okwo.

Banange Mukama atukuume fenna.Connectuganda ebewoooooooooooooooooo.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#8471
Phad (User)
Expert Forum Member
Posts: 360
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male phazrecords
Re:ABALUNGI BAFFE LWAAKI MWAFUUKA BAKWETONTEZA 9 Months, 1 Week ago  
Kinoze bulungi mwattu Sefrex noyogera.Okoze na bulungi okwewola ku bugambo obwo.

Naye wabula nga bw'omanyi, nze ndi business man, kale njagala okumanya nfuniramu wa nga wewoze?

Amagoba gali ku percentage ki?

Era bye wewoze, okomyawo ddi?

Nze amagoba njagala Nusu ku Nusu, era Omumbejja y'alina akasawo mwetuteeka empooza.

Kale nja kumusaba bw'ali mwana wa mbuga, akunyonyole wa w'on'ogiteeka.

Sebo Omumbejja nsabye busabi.Wewaawo atuma omukulu tamagamaga, nkulabidde abakulu ab'anzaala.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Aspire to inspire before you expire
  The administrator has disabled public write access.
#8473
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:ABALUNGI BAFFE LWAAKI MWAFUUKA BAKWETONTEZA 9 Months, 1 Week ago  
Olabiseeko nyo ssebo Sefrex kati ebisigalidde njabimalayo ngo maze okubugumya akatebe naye kati olabye bwolina okwegendereza byoyogera oleme kugwa ku mabanja, kuba ddala agakusulamu naye abanjibwa kati kyesitegedde oba Phad ayagala kukufuula MoneyGram Rambo we oba Western Union Rager anti kati naye alabika anoonya zakusasula byeyetema.

Phad tetujja kukukiriza kukola business within e business olina kuggulawo yiyo mwojja okusabira wa wofunira percentege yamagoba, naye kale nja kkukkiriza kuluno nga akasawo bwompadde obuvunanyizibwa obwo kukwaata , kati kyesitegedde nze sibanja kuba mbadde ngenda kujjukiza Sefrex nti tosaba bbanja litta omukwaano naye yanguyaako obusuulu
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#8474
Sefrex (User)
Junior Forum Member
Posts: 114
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:ABALUNGI BAFFE LWAAKI MWAFUUKA BAKWETONTEZA 9 Months, 1 Week ago  
Phad wrote: Kinoze bulungi mwattu Sefrex noyogera.Okoze na bulungi okwewola ku bugambo obwo.

Naye wabula nga bw'omanyi, nze ndi business man, kale njagala okumanya nfuniramu wa nga wewoze?

Amagoba gali ku percentage ki?

Era bye wewoze, okomyawo ddi?

Nze amagoba njagala Nusu ku Nusu, era Omumbejja y'alina akasawo mwetuteeka empooza.

Kale nja kumusaba bw'ali mwana wa mbuga, akunyonyole wa w'on'ogiteeka.

Mukulu Phad sebo nkulamusizanyo wabula nga era bwolabye nti newoze sebo ndowoza tunategelagana ka interest ate nakolaki era nga sebo omumbeja bwampabude wagulu nti negendereze ebigambo byenkozesa sikyalina kyakola wabula eeeeh ate ntino naye nawe obanjibwa kati awooooooooo??
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#8475
Sefrex (User)
Junior Forum Member
Posts: 114
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:ABALUNGI BAFFE LWAAKI MWAFUUKA BAKWETONTEZA 9 Months, 1 Week ago  
Sebo omumbejja neyanziza ka tip sebo wabula kati obusuulu bwabuliwo oba tulinde kunkomerelo yamwaka?? anti nganawe bwomanyi sebo kati abamu basaba bwa myaka (99yrs)!!
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement