Kisinziira gyooba wesanze kuba bino bwebikusanga e Kenya awo oba okomye kuba toyinza nakugamba nti nja kumutwalira ku kifuba okujjako nga muvuddeyo . Naye kuno kwebobbya mutwe kwennyini gwaate buli ssimu eneeva ewomukyaala eja kuba negative ,songa ne neeba eva ewomwaami nga nayo ewanda muliro kati ddala bwemusalawo nemuziba amatu nemuleeta abaana munsi muba nga babawaddeyo bebaba babalwanira olutalo lwemwayingirira akagenderere, teri kisinga kuba kyabulabe ngakino. Nze ndowooza nti omuntu nina mwesonyiwa okujjako ngomusawo yangambye nti eddagala elinakuwonya liri ku muntu oyo, ekitali ekyo buli omu ayagala okubeera mubantu ngayagalibwa sosi kkusekera wano mumaaso no bakuba amabega nebakusonga emimwa nti olukazi olwo oba akasajja ako, sebo abantu obavangako
Abazadde bayinzi okugaana olwensonga okusinziira ku family principles. Omusajja ayinza okuba omusiraamu ate omuwala nga mukatoliki. Kale, bakadde b'omuwala ne bagaana omusajja omusiraamu okukyusa omwana waabwe ate nga n'abomusajja tebagala mwana waabwe akyuke kuva mu busiraamu. Oba eggwanga. Omwana n'akuleetera omu Nigeria, Ghana etc HHAAAAA ne bwakola atya sisobola ku kkiriza.
Abazadde bayinzi okugaana olwensonga okusinziira ku family principles. Omusajja ayinza okuba omusiraamu ate omuwala nga mukatoliki. Kale, bakadde b'omuwala ne bagaana omusajja omusiraamu okukyusa omwana waabwe ate nga n'abomusajja tebagala mwana waabwe akyuke kuva mu busiraamu.
Shaggy oyogedde nga eyaliyo e Mukono,simanyi yegwe Muzamilu eyali owokuba bestman manya next man?