Kati Tonto ssebo nga naawe bwokizudde nti kirooto lwaaki teweyongera kwebaka nokimalayo okusinga lwonosisimuka ngakigenze ngogezaako okunoonya ? Oluusi ebintu ebimu binyumira mu situation gyebiba bisangidwaamu so enjoy it while it lasts
Besides ovudde ssebo ku mulamwa sagala enkeera okomewo nantagulo ngowabye nolabulwaako owewuwo in a hush way