Ensonga eno nkulu mubuto bwayo,naye nga ndaba nti Meli yeyandivudeyo natutanganza kububaka bweyasoka okuweleza kuba kiyinza okuba nti yali atusiba kiwani oba nga sikyo akabaga kali kabwe ye nemwanyina Luutu bokka.Gwe ate tunagamba ki?
Naye kojja Ajjok a.k.a luutu26 wandivudeyo nojja nobako kyogamba abakyala benalabye mu video wali nga bakuyimbila akayimba akanyuvu..owaaye ebintu sibyangu,nakayimba silina bwenkanyonyola kuba kankubye pekiseni..as in ..Who do u love?Ekyobutayitako ku forum kilagga nti banno abakwagala enyoo bwebati obeganyi misana tukku.Luutu26..wagenda onyizemu???
Kallibs webale nyoo akamuli kange ako,nvudde eli nenkwakasako ekimama manya ekitata,kansimbye eligwa mungalo nenkijamu enjawulo.
