Yye akayimba akayooza yooza abalina amazaalibwa mu Luganda okamanyi? Kaakano nno.
Olunaku lwo lubeere lulungi,
munnaffe Luutu 26,
era olutukengako mu myaaka mingi
egyessanyu.
Akayimba ko kewaweereza mukwebaza obuwagizi kaako nkazzizza.
http://www.youtube.com/watch?v=wj9O9HyON_E
Luutu26 veteran connector kali kaawo kadda. Yye kojja Ajjok akola ku nsonga za baami nga Senga Agnes bwakola ku za bakyaala. Kitegerekeeka bwaali indispensable wano. Yagenda kutufumbira movies eze kinna Uganda, naye tutebereza atuuka esaawa yonna, kubanga ka party kalinze.