omumbejja wrote:
QUOTE:
Kati Tonto ssebo nga naawe bwokizudde nti kirooto lwaaki teweyongera kwebaka nokimalayo okusinga lwonosisimuka ngakigenze ngogezaako okunoonya ? Oluusi ebintu ebimu binyumira mu situation gyebiba bisangidwaamu so enjoy it while it lasts:)
Besides ovudde ssebo ku mulamwa sagala enkeera okomewo nantagulo ngowabye nolabulwaako owewuwo in a hush way
Omumbejja, ebirooto byange bitukirira. Neyongedde nenebaka ekirooto nenkimalayo. Wow!!! Kyewagambye kituufu. No disappointment...
Owewange ammanyi nti ndi mwesigwa jaali, era annesiga.