CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: BAMULYA ASOOKA
#8905
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
BAMULYA ASOOKA 7 Months, 2 Weeks ago  
Bamulya asooka by Sssebatta



Bannange eliyo ava mu Gwanga lino atutangaaze kuba okusinziira mubye tuyiseemu namawanga amalala agatwaala nti omwaana aba mwana nga abazadde bombi ba gwanga limu era kyewava nga wesanga nti abaana abazaliddwa Abaganda namawanga amalala kasita basala ensalo okuva e Buganda bafuna okusosolwa ngo jjeeko nti amawanga amalala gakirina nga teeka nti oyinza okuzaala mu gwanga eddala naye oteekwa okuba nomukyaala mu gwanga lyo . Nze kino nkiraba nga kugema kuba mukyaala ki akkiriza omwanawe okubwebwenwa? kati oli nga tulawo nga kyanga chanisi ne ssezalawe kati bwafuna olubuto ngabamugamba batya? ye omwana aba amuyita atya oyo bba we oba mutabani we? oba ssezaala amala kwesabika ka kalimpitawa? ye bwakazira nga bamugamba nti oyo omwaana wakujimusa nnimiro kati wano omugezi ngo saako kakokola tondeka mabega oluusi ebikolwa bimala okusaamu abantu amagezi nebamanya ekyokkola
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#8909
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1408
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:BAMULYA ASOOKA 7 Months, 2 Weeks ago  
http://www.youtube.com/watch?v=O-OT6l0LghM



Naye bwebaba nga ddala babalya bakyaawa abagwiira kale. Kubanga ani azaala ate asooka yenyini owokuwema? Ate nowo musajja omugwira bamulya nowomukazi mbu. Kati Ssezaala bwachanga chanise newajjawo omwana omulala nga ate naye aleeta kitaawe oba sse ekyo nga nooyo bamukola eddiizi. Naye bayinza okumulya noddayo nofumba oba nogenda mu maaso namaka? Bwebakakutema nti nowokusaatu nowookutano bonna tubalya? Naye omukyala oyo lwaki munne teyamulabulirawo? Kubanga alina engeri gyeyekubagiza, mbu kabamulye sirina kya kukola!! Anyway lwo oluyimba luli funny.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
#8936
Kalibattanya (User)
Expert Forum Member
Posts: 606
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:BAMULYA ASOOKA 7 Months, 1 Week ago  
Nze ekyansesa Sebatta kwekugamba nti, "Oba omwana bamulya, bamulye nze sijja kuchanga chanise." Hihihihi

Mbu tukooye nawano abagwenyufu! Bannange abantu baali bakajja nga bava lugendo. Omwana gwosaasira baaba, ggwe ate obulamu bwe kati buyimiridde ku chanise!!
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Love Conquers All
  The administrator has disabled public write access.
#8938
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:BAMULYA ASOOKA 7 Months, 1 Week ago  
Naye katuddeko emabega katono Ssebatta bali bamuwa kijujulu ate kyo kyaali tekifudeeyo kulaba makudde ge ngeera kyetegefu okuchanga chanisi kati wano akabi kali tekanajja kuba singa bali bagenda kuchanga chanisi awo mulujjudde awo ogamba nti osanga yali tayagala chanisi amwanike ,naye ate laba ekisa kyo mutabani bwamwegayirira nti wakiri lwalumu lwokka. Nze ekyo ekisa ekitiriika mbadde naludde okukisanga oba naye yali atakiriza mwana lwaaki teyasabamu nyazalawe ye gwaaba achanga naye chanisi ? okwo sikwekukwaata omukono gwa munno nogukubisa omulabe wo ate gwe nodduka . E kirala buno obulombo lombo bwaawa obwagala okumala okuloza kukika kyonna
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement