Yiii... kabangali teekutukemu bibiri
Abavubuka abaabadde bava okusamba omupiira mu bitundu by’e Bwaise nga batudde ku kabangali.
Wabula obwedda abantu be bayitako bali mu kutya kubanga obwedda kalinga akaagala okukutukamu ebitundu bibiri.
Kankikinale mbuuze eno bwegwa mukimu kubidiba ngakiri Tonto kyalaze evaamu