Re:MUKAMA BWATAKUUMA KIBUGA ABAKUUMA................. 7 Months ago
Bulijjo mbadde nebuuza lwaki ebibuga ebiri ku plan amatundiro gaabyo aga mafuta gali bbali wa kibuga nga simanyi nti lwa nsonga ya kwerinda era leero nkakasizza Kampala tali ku plan. Buli omu agisabire mu ddiini ye naye kiri bubi.