CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Kulwa Katonda n'ensi yange. Yes or No? (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Kulwa Katonda n'ensi yange. Yes or No?
#9186
kasajja (User)
Baby Forum Member
Posts: 35
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Kulwa Katonda n'ensi yange. Yes or No? 6 Months, 4 Weeks ago  
Kikyamu Gavumenti okuwagira obukafiiri

Tuesday, 29th April, 2008



GAVUMENTI etutte ekirowoozo mu kakiiko ka palamenti akavunaanyizibwa ku mbeera z’abantu ng’eyagala okuggyawo okusomesa ebyeddiini mu masomero gonna mu ggwanga. Gavumenti eyagala okusomesa eddiini kusigale mu masinzizo n’awaka.



KINO kizze nga minisita wa Gavumenti Ezeebitundu, Kahinda Otafiire yaakamala okuvumirira okukozesa Bayibuli okulayira mu palamenti.



MU masomero agasomesa ebyeddiini basinga kujjumbira bya nzikiriza y’Abakatoliki (mu masomero g’Ekelezia), bya Bapolotesitante (mu masomero g’ekkanisa ya Uganda) oba eby’Abasiraamu. eddiini endala okugeza Abasamize tezifuna mukisa ogwo.



EYO y’ensonga osanga Gavumenti kw’esinzidde okwagala okuwera okusomesa ebyeddiini.



Eddiini yajja wano mu myaka gya 1800 ng’ereetebwa Abazungu. Okuva olwo ekoze kinene okubunyisa enjiri y’okwagalana, okusonyiwa n’okuvumirira ebikolwa ebireetawo obukyayi.



OMUSINGI ogwo ogw’eddiini kwe kwazimbirwa omubala gwa Uganda ogugamba “Ku lwa Katonda n’ensi yange”.



KYENNYAMIZA okuba ng’oluvannyuma lw’emyaka egisoba mu l00 bukya ddiini ejja wano, nga n’abantu beeyongedde okusoma n’okubanguka mu bintu ebyenjawulo ate yo Gavumenti w’esaliddewo okuwera okusomesa eddiini mu masomero.



KIYINZIKA okuba nga kyetaagisa okuwera eddiini mu masomero kyokka eggwanga lirina ebintu bingi ebinyiga abantu ebyetaaga palamenti okukolako. Eky’eddiini kyandigize kirindako.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
      Topics Author Date
    thread link
Kulwa Katonda n'ensi yange. Yes or No?
kasajja 2008/05/08 14:53
    thread link
thread linkthread link Re:Kulwa Katonda n'ensi yange. Yes or No?
kasajja 2008/05/08 14:55
    thread link
thread linkthread linkthread link Re:Kulwa Katonda n'ensi yange. Yes or No?
kasajja 2008/05/08 14:56
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread link Re:Kulwa Katonda n'ensi yange. Yes or No?
Ronny 2008/05/08 17:30
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread linkthread link Re:Kulwa Katonda n'ensi yange. Yes or No?
omumbejja 2008/05/08 21:29
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement