CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:Obulamu bwawano
#2644
luutu26 (User)
Expert Forum Member
Posts: 483
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male KAZIBWE2 www.celebafrica.net
Re:Obulamu bwawano 11 Months, 3 Weeks ago  
Nze nkubulire Meli nze njagala waveyo omuntu omu ambulire lweyali amaze emyezi 3 ekka nga tanayoya kuda wano. Eri wewaffe era twagalayo nyo naye embera teyeyagaza kasita oba nga omaze okuluza ku Jaana yawano. Waliwo lwoyita mukibuga ogenda okuda eka ngawena ebitogi bye saati bilinga nti obade kukizimbe nga owereza musenyi kati bwoba mukazi odda neka nga olumira banaye amazima gabe mazima. Ebanga lyomaze wanno wali olwade kumusujja? wali olumidwa kunsili okimanyi nti nze eka sebaka kutolo lwansili ezisula ziwuma kati no kino kyetuyita obulamu bwawano.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#2646
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1809
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Obulamu bwawano 11 Months, 3 Weeks ago  
Luutu oli mutuufu mungeri yo naye luri ebintu bwebyaali obulungi mbulira emilundi emeka gyewali okyadde katugambe okuva awo mu nganda zo ezikuli okumpi ?, ngojjeeko nti Abaganda zino ntalo zezitandise okututambuza naye oyinza okumbulira mawanga ameka gewali ogenzeemu agali mu uganda . Kyoyogerako ekyekitoji kituufu naye kale tebereza luli nga akatogo teka nagenda mu mikisi tetwalina bingi naye nga osigala onyrira naye kati kibi nnyo . Naye newooli singa besulirayo gwannagamba ngeka ojjakusanga obuzibu bwebumu okujjako wano ogattako nokusosolwa.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#2647
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1403
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Obulamu bwawano 11 Months, 3 Weeks ago  
Nze eka wankooya nnyo nga nakatuuka!! Mu nnaku ezisooka, nga ssinakyuusa byemmanyidde, buli kimu nga kindabikira bulala, naye bwendwaayo nga kimbereera kizibu okudda. Naye nze ekisinga okunsiba kuno kubanga kwekuli emirimu gyange. Ebikolebwa eka, sibimanyi bulungi!! Ate abakutte enkulungo, balabika basasulwa kulemesa. Nze bwennagezako okutandika yo business nga ebintu babizibuwaza ekyekisiru, ekintu ekyandimaze eddaakiika ettaano nokitambulirako omwezi mulamba ate oluusi nobutakifuna. Ne mubyo kukola obubbibbi bungi, tewali gwewesiga. That kind of lack of trust is hellish!!!! Naye nze ebyo ebye mmeere tebinuma, naye mpozzi enjawulo yaffe eri bweti Luutu, nze najja kuno nga ndi muwala muto, najja kusoma. Nyinza okuba nga mind yange yali locked into how things were, era nga bwentyo bwendifa. Okubonabona kweeka nkutegeera naye nze mmanyi yo nekirala, tewali nsi eteribonabona. Ebizibu tebinzija ku mukwano. Olunaku lumu ngenda kusiba ebyange nzire eri muganzi wange Buganda, and come what may.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
#2648
luutu26 (User)
Expert Forum Member
Posts: 483
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male KAZIBWE2 www.celebafrica.net
Re:Obulamu bwawano 11 Months, 3 Weeks ago  
Omumbejja kyekyo kyetwogerako nti obulamu bwawano bwanjawulo kubweka kati tunurira omusajja KALUNGI abade mubukedde waleero bamuwade butwa musabo ate mikwano gye kati bwotunulira ebintu nga ebyo wano tomala kanywanywa bidagala dagala.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#2650
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1809
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Obulamu bwawano 11 Months, 3 Weeks ago  
Nekilala abantu abafutyanka ensi yaffe babadde wano mu Buganda ngabayisibwa bulungi . Bwooba obadde ebweeru ennaku nojiyonkako omanya okweyisa obulungi, kuba ddala olabye ebintu bwebikolebwa. Kuba ddala bwotebereza oli lwafuna ssente ezigula printing papers nazissa mu bathroom kyokka nga eza toilet paper tazilina awo omanya amagezi gabamu bwegakola. Ensi mwetusizza kati ku mmukka singa nazo zifuna abaluvu ,ba empisa zimafunyo gwojja okusooka okudduka , besides abaddugavu bwe banatereela ani anabakolera kabaasa, bino byonna bigenderere kyoova olaba nti buli kiseera wabaawo atraininga abatulugunya Abaganda wewaawo kati nabengulu balozezza kukyebatukola okutuusa ekizimba lwekinayabika
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#2651
luutu26 (User)
Expert Forum Member
Posts: 483
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Male KAZIBWE2 www.celebafrica.net
Re:Obulamu bwawano 11 Months, 3 Weeks ago  
Meli nze emirimo gyange girika naye mumazima ogenze noleta ekintu okuba nti ekka teri bwesimbu kitufu nadala mubantu baffe naye nyina mukwano gwange yali akola ku embassy ya uganda wano mu london naye yali amazewo emyaka 16 nagamba nkoye ali mumyaka 48 kanzireko eka naye yamalayo emyezi 3 nga byakola tebijja nga tabitegera abana entambuza gyebatambuza ebintu eri ku speed yakizungilizi kati byagana nakomawo wano era naye agamba nti obulamu bweka sibusobola. Ekilara simanyi oba mwe mwali mukilowozezako nti ewaka wali expensive nokusingawano, ogenda mu shopprite oba mu uchumi ogula ebintu bya mitwalo atano nga byetukozesa wano nebitamalako week ngate wano wanno okola shopping yo ya £100 nemala week.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement