|
Yi naye banange Kalibattanya obula okumukubirako enduulu eyatwaala ex wo kati oli bwakubuuza nti enduulu olaya yaaki ngo mugamba nti nkutemyaako otere omalemu omusubi nga bukyaali ,ha! naye olina ekisa bwaaba nga yali muntu mubi akwatirwa ekisa aba amututte,muli nakuleeta ebirowoozo nti osanga okubeera naye ateekwa okuba nga naye bafananya empisa ,awo nogamba kimu nti they deserve each other.
Naye bwaaba yali muntu mulungi nge nsobi yava kuggwe oguma nomira amangota neweyongerayo naddala bwooba gwooba ozizaawo aba takusanyusa, weyongera okumugeza ku ex wo , osaba kimu butalwaawo ngo oli no muntu atakusanyusa bi mala gakwatiraawo bikola kummere yokka notta enjala naye bwekituuka kumuntu buli lukya okeera kuvumbula ekikunyiiza , kiba kisingako nosigala ngokyali wekka nga bwonoonya ekisanyusa omutima gwo
|