CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:Mbu abemitima emiyaba yaba... (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:Mbu abemitima emiyaba yaba...
#9259
JeenaJulia (User)
Diamond Forum Member
Posts: 939
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Mbu abemitima emiyaba yaba... 6 Months, 1 Week ago  
Ateze mukyala we akakodyo n’amukwata



Ensangi zino abasajja bayita mu kakodyo k’okugulira abakazi naddala ebyokulya okukakkana nga babasulise ennenge.



Omusajja omu yasazeewo kugulira mukyala we kyamisana buli lunaku.



Kino yakikoze mu ngeri nti yafunye omuwala aweereza emmere n’amulagira agimutwalirenga wabula n’amugaana okutegeeza omukyala amugulire emmere eno.



Omukazi emmere yagiriiridde wiiki bbiri, olwo agimugulira kwe kumusaba amuwe nnamba y’essimu basisinkane mu kifo ekimu mu Kampala.



Nnakyala yalimbye bba nga bw’anaddayo nga buyise era essaawa endagaanye yamusanze mu kifo ekyo kyennyini.



Wabula yakanze kulinda ng’eyamulagaanyisizza tamulabako.

Mu kiseera ekyo ne bba we yatuukidde n’amubuuza gw’alinda ne yeebuzaabuza.



Oluvannyuma bba yamutegeezezza byonna nti y’abadde amugulira emmere, ng’ayagala okukakasa oba omutima gwe muyabayaba.





OSANGA MADAM YABADDE AYAGALA KUGAMBA "THANK YOU".Kale olabye ensi eno???
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AGREE TO DISAGREE...FEEL FREE TO DISAGREE.
  The administrator has disabled public write access.
#9264
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1408
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Mbu abemitima emiyaba yaba... 6 Months, 1 Week ago  
Oyo omusajja gwamusinze, kubanga naye singa gwebabadde bakemye chances ziri nti yandiyitise. Agende awase nomulala naye omukeme anatubulira oba alifuna watuula. Ekikulu omuntu okulya emmeere eyo oba okugenda ku appointment tekitegeeza nti tayagala gwaali naye, era tekitegeeza nti agenze gwegirisa. Emirundi egisinga abakyala, bawula obuganzi ku mukwano ogwa friend. Kale oluusi osanga yabadde agenze kulaba ani mugulira emmeere buli lunaku, nokumusiima mu ngeri etali ya bwenzi. BIG MISTAKE omwaami oyo gyeyakoze. Kati nno tumwagaliza obuwuulu obwessanyu.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
#9267
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Mbu abemitima emiyaba yaba... 6 Months, 1 Week ago  
Omwaami kyaava tatulimba bwaaba yabadde ayagala kukema mukazi we lwaaki teyakozesa mukwaano gwe ye mukwano gwe najja namunyumiza oba omukyaala yagenze neyebaza emmere mungeri emu at least ye Mukaabya munne yamuleka na mu servinga emmere




http://www.youtube.com/watch?v=o2mwhZSJM74&feature=related
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement