Mike tusimye nyoo ssebo bu video omuntu anaba awonye okutinkula You tube.Kati its just a click wanno ku Connect yaffe nga omuntu alisa ku lisso.Ba Connector muwangale busekuzo...muli tubuula bazinga.
Owange Robster ebisela byomala munyama nakugamba osangako ku Connect nekubesa besa.Gyo twabadde ne Mike live ku Radio wanno nga tusaba obuyimba nabuzanyilawo.Kwegamba ebyuma twabigezeseza ela kili mulala ku Sunday bayingilawo nga Kirk Franklin bweyayingidewo mu Kampala ela batufukule nga bweyafukudde bana kampala.Kikaaaa.Tubalindilidde nga Federo.