CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:Banange ndi musobya? (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:Banange ndi musobya?
#9483
tonto (User)
Senior Forum Member
Posts: 258
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:Banange ndi musobya? 5 Months, 3 Weeks ago  
Omwami oyo nze omusango ngumusalira. Omuntu yenna okusalawo okufumbirwa, oba okuwasa, olina obuvunanyizibwa okulaba nga gwosazeewo okubeera naye embeeraaze ozaagala.



Towasanga oba tofumbirwanga muntu nosuubira nti jebujja mubufumbo bwammwe alikyuuka abeere nga bwoyagala. Omuntu bwaba tali nga bwoyagala, you know, muyonjo, mukozi, alina obuvunanyizibwa, ssi muyombi, tolowooza nti oluvanyuma alikyuuka afuuke nga bwoyagala. Tekisoboka. Abantu tebakyuuka. Babeera nga bwobasanze emyaka jonna.



Kyekiva kibeera obuvunanyizibwaabwo okulonda omuntu ali ekyo kyoyagala kati, kati, sso ssi mumaaso eyo jebujja.



Oyo omukyala talina musango. Kati mumunenya ki? Ali mumbeera nga bweyakuzibwa. Kiri eri musajja ayagala okumuwasa okusalawo oba ekyo kyali kati naye kyayagala, oba nedda. Bwaba nga ssi kyayagala, anoonye omulala.



Gwe oyinza okulowooza nti yasindika mutoowe mumikono jo. Naye ekyo ssi bwekiri. Era oyinza okukyewuunya okusanga nga omukyala oyo takusuubira kwagala mutoowe. Mungeri yeemu nga omukyala oyo bwamanyi obulungi nti abakyala balina kubeera waka. Tebatekeddwa kugenda kukola. Bwatyo bweyakuzibwa.



Okimanyi nti ebintu bingi abantu byebakola, nga ate omuntu oweggwanga eddala alaba nti ebyo tebikolebwa? Oyinza okwesanga nga omukyala n'omwami ssi ba gwanga lyerimu.



Finally, oyo omwami bwanasalawo okuwasa muto wamukyala we, anaaba obuzibu bwe abukubisizzaamu emirundi ebiri. Kuba ajja kuba nabakyala babiri nga bombi bava kukikolo kyekimu. Ne muto wamukyalawe bwewanayitawo ebbanga nga naye abeeranga mukulu we. Kiki ekikulowozesa nti muto wa mukyala we asinga mukuluwe empisa? Enjawuli eri mumyaka kyokka, naye empisa zeezimu. Kuba bombi baakulira wamu.
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
      Topics Author Date
    thread link
Banange ndi musobya?
kapakiti 2008/05/05 12:09
    thread link
thread linkthread link Re:Banange ndi musobya?
JeenaJulia 2008/05/05 13:29
    thread link
thread linkthread link Re:Banange ndi musobya?
kingo 2008/05/05 14:58
    thread link
thread linkthread linkthread link Re:Banange ndi musobya?
xaza 2008/05/05 15:41
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread link Re:Banange ndi musobya?
omumbejja 2008/05/05 16:42
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread linkthread link Re:Banange ndi musobya?
JeenaJulia 2008/06/02 13:30
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread link Re:Banange ndi musobya?
omumbejja 2008/06/02 17:38
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread linkthread link Re:Banange ndi musobya?
tonto 2008/06/02 20:00
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread link Re:Banange ndi musobya?
kapakiti 2008/05/05 17:53
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread linkthread link Re:Banange ndi musobya?
omumbejja 2008/05/05 21:55
    thread link
thread linkthread linkthread linkthread linkthread link Banange ndi musobya?
xaza 2008/05/06 17:20
    thread link
thread linkthread link Re:Banange ndi musobya?
fikema 2008/05/05 15:26
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement