CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:OBUGANDA BUSEEBENGERERA ?! (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:OBUGANDA BUSEEBENGERERA ?!
#9881
teta (User)
New Forum Member
Posts: 9
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
OBUGANDA BUSEEBENGERERA ?! 4 Months, 2 Weeks ago  
Obukyayi mumawanga amalala eri Abaganda buyitirivu. Naye ekyikyalemye Abaganda okumanya. Obukyayi obwo amawanga ago gabutendeka buli baana abazaalibwa. Ekintu ekitali muffe Baganda. Uganda bwoba ogitadde ebbali,notunuulira ekiri munsi endala. Ogyakwesanga nga Abaganda ffe ffeka abatalina bukyayi eri bantu bakikula kirala. Okutuusa ng`omuntu oyo alina kyakukoze. Eno munsi zabazungu, bwoba otambula wetegereze nnyo ng`osanze abaana abato abazungu (myaka 5- okutuuka ku 12),olabe entunuulira gyanakutunuuliramu. Obukyayi obwo buli mumusaayi,ne mubusomyo.



Ffe tutayagaliza baganda banaffe wadde okwegatta. So ngate muganda muno yeyandibade mugandawo asooka,era gwotossussa kiggaati ng`amawanga amalala bwegakola. Mutunuulire abali mubufuzi awamu nnabaavaako. Buli kifo kibaamu baabwe,buli office gyokubamu omutwe, katugambe nti buli kanyomero!



Yadde Amini ne mune Obote batta abantu baffe,naye teri ageraageranyizibwa kuwomulembe guno! Anti bwogyako abaafira eLuweero mulutalo (Nange kamwa kogera naliyo),abalala nfaafa abaze baffa. Enjawulo eriwo nti abafuzi abaasooka battanga basuula mumigga awamu n`ekumakubo. Kale nga buli omu akimanya.

Naye ono obukodyobwe bwakozesa bulongoseemu,era nga businga kubwabali amaanyi. Anti "obwaavu" bwetoolode obuganda. Wali webuuzizza lwaki emwanyi mubuganda zifudde kumulembe guno,zonna ate omulundi gumu. Lwakuba zezaawaganga abaganda. Kati bweziffa nga tokyalina kyamagezi kyolimirawo lwaki totunda newegendera mukibuga. Nga era YE bwakyagala mukikole. Olwo akole amateeka agamuyamba nabantu BE okusobola okugula beddize ettaka. Twawuliranga nti enyonyi zaayitanga Emukono mumatumbi nezifuuwa ebintu ebiringa amata,ggwe olowooza byalinganga biki?! Enjala,kwogatta obuseere bwebintu. Abavubuka bonna beeyi mubibuga,abandizadde nebaaza obuganda. Ggwe ate anazaala atya nga talina kalina?! Ekigendererwa kyabwe kyali nti abavubuka bwebalibulwa ebyokukola ekiridirira kumenya mateeka nga basindikibwa mumakomera. Ate ara bwekityo bwekiri. Abantu bangi baavuba nga,naye bukya "asiga" Mpuuta munyanja,kati buli evubwa olutuusibwa kumwalo eyingizibwa biloore. Anti kati olugero anti (Okuliraana enyanja sikuliira) bwelutyo nalutuukiriza. Abakyabiyita ebyokubalaata,mukole ensobi mubazzeeko mu 2011,abaliba abalamu balinyumya ebinadirira.



Ekyanema okutegeera,lwaki Abaganda ffe tuwerekera abalala okutuuka mubuyinza. Netufuuka emperekeze! ngaffe abatasobola kuyimirirawo kulwaffe! Ate ekyembi nti nebyetuyiseemu,newatabaawo alina kyayigiddemu! Njawulo ki eriwo kwafuga leero namuvuganya Besigye???!!! Naye abaganda bameka abamuwagira?! Bwandiba obutamanya! Kubanga simanyide ddala kyi kyebasuubira kuganyulwayo,mpozi ate ebikolobero ebyereere. Buli mufuzi abeera nebigendererwa bye. Anti nooyo mwasooka kumuwaana,naye bwatyo nabasiba kantuntunu nga namwe musiimye. Abasinga webazuukukide nga bukedde.



"Kyandiba nga ABAGANDA abaddala abalumilirwa obuganda bagenze baggweekerera? Anti nagino emitabiko gyamawanga ebyo gyebizaala!
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#9884
rambuka (User)
Expert Forum Member
Posts: 659
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:OBUGANDA BUSEEBENGERERA ?! 4 Months, 2 Weeks ago  
nze kulwange ndowozza nti abaganda batandikewo ekibina ekyo bufuzi-nga kilimu amawanga agari mu uganda naye nga abaganda bebakikulira--nga namateka gali transparent.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
peace
  The administrator has disabled public write access.
#9890
Astartois (User)
Junior Forum Member
Posts: 119
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Female Location: Den Haag
Re:OBUGANDA BUSEEBENGERERA ?! 4 Months, 2 Weeks ago  
I do concur with rambuka. We are capable of influencing change only if we identify each other as a nation and not as tribes.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
[i]Many of life\'s circumstances are created by three basic choices: the disciplines you choose to keep, the people you choose to be with; and, the laws you choose to obey]
  The administrator has disabled public write access.
#9900
Meli (User)
Gold Forum Member
Posts: 1408
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:OBUGANDA BUSEEBENGERERA ?! 4 Months, 2 Weeks ago  
I believe it's time for Buganda to go her own way. Enough already. I mean this is simply way more than enough.

And thinking that anyone is going to help you solve your problems is for children. The only one that adults and smart children know they can depend on is their God. Remember that Buddo fire child-victim who knelt down to pray? Well, she like knew no one was going to come to her rescue and she went to her God. That's the spirit.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Ayiisa Kuba Mwagale
  The administrator has disabled public write access.
#9904
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:OBUGANDA BUSEEBENGERERA ?! 4 Months, 2 Weeks ago  
Abakyalowoleza mukukolera awamu kirungi nogenda mu North nokigamba gwebasazeeko emimwa namatu nakutegeeza nti oba ayagala omuteseze kubyasigazza ku mubiri gwe , nga kabe kasinge ne gwe bamusalira tamumanyi nga ne mu Kampala tatukanga .

Kati Abaganda mwagala babambale nga second skin abantu be bafiriddwa bu regime ezeewo tebabamala kulaga nti kati kimala ? banno actually tebakwagala nolweekyo kiri eri gwe weseewo bakubetente omubiri obwongo n'omwooyo?



bannange mu be nensonyi muleke Abaganda benyige ebiwundu mu ddembe kyebafunye kimala

Abatunyigiriza okwegatta bo basigaza buli omu obwakabaka baabwe era buli omu yefuga waali nebalyooka bagiyita united naye nga buli omu asinziira ku nfuga gyayagala emufugirweeko,

Bweba nge nfuga gye banyigiriza kubalala oba nnungi lwaaki nabo sigyebagoberera for all iknow trhey are all white . if it cant work in your country why are you imposing it on other people , so you can keep them fighting and you take what ever you want , without any disturbance from the owner,



Ekirungi nti teli afa n'ebyokunsi , Lwaaki Buganda yeneebanga sadaaka yamawanga amalala gonna , kuba kati buli omu asirise che teri kanyego , nga wano amataba bwegabaawo lrengera ewala yali ali busy akozesa buli kasente kasaako engalo, nga mataba mmwe gabatwaala wamu nemmere yammwe ate era Abaganda bemu tayagala bebatandika okukunganya engoye ne blanket, ngosizaako naddala abaana kati bebokera mu masomero abakunganya ebintu ebyo kuyamba.

Kwegamba Buganda nefukira ddala omuzadde wabalala naye ngaye tasobola kufuna nakweyagalira munsiiye

okwo kwebayita okwefaako okwekitujju.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
#9905
Astartois (User)
Junior Forum Member
Posts: 119
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Gender: Female Location: Den Haag
Re:OBUGANDA BUSEEBENGERERA ?! 4 Months, 1 Week ago  
The land issue has been brewing for such a long time and it should have been dealt with sooner. I hate to say this but we all saw it coming. Museveni is determined to maintain an iron grip on power. He has unleashed his anger and power and has succeeded in humbling most of his challengers, through intimidation/harassment via the security organs that are supposed to protect them, and also through seditious rhetoric to demonize them in various ways. No amount of unusual noises of disapproval from us or anyone will make him budge; he will almost certainly get away with it if not stopped sooner.



In the wake of all that is going on where are the notable Baganda:- Kingongo, Bukenya, Sekandi? These people have the ability to fight this oppression from within, but still do nothing. We all know that their hands are tied, but again they do have some information that can be used against this man. We need an alternate strong plan. Stopping this war through external courts is the most likely solution. We need the intervention of the international community. We cannot and will not be able to bring an end to this on our own.



But again would like to reiterate, you cannot go this alone, this needs a concerted effort.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
[i]Many of life\'s circumstances are created by three basic choices: the disciplines you choose to keep, the people you choose to be with; and, the laws you choose to obey]
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here
Advertisement
Advertisement