CONNECT UGANDA DISCUSSION BOARD
Welcome, Guest
Please Login or Register.    Lost Password?
Re:LETS HEAR FROM OUR BELOVED ARTIST/Omuana (1 viewing) (1) Guest
Go to bottom Post Reply Favoured: 0
TOPIC: Re:LETS HEAR FROM OUR BELOVED ARTIST/Omuana
#1214
omuana isaacs (User)
Junior Forum Member
Posts: 56
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:LETS HEAR FROM OUR BELOVED ARTIST/Omuana 1 Year, 3 Months ago  
Mukwano Saava.....

nga olabika okomye kumunaabo...bagamba kyotanalya tokyesunga...ebya Video Mmyyeeeee!!!!!!Asha agamba nti kyaali KIWANI kyeyali atusiba kubanga omulimu gwakola tegumukkiliza kubeela mubifananyi bya video......mbu akola nga "Shekati" mu muzikiti omukulu ogwe Boston (sheeka omukyala mu diini yabusilaamu)
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
Greetings, in the name of the most high, the ever merciful, ever truthful........
  The administrator has disabled public write access.
#1216
saava (User)
Senior Forum Member
Posts: 300
graphgraph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:LETS HEAR FROM OUR BELOVED ARTIST 1 Year, 3 Months ago  
Owange Omuana anti kati gwe bussiness zikulemye okkola ,Asha ffe kati tugende bugenzi tumuteege wali kumuzikiti wakola ngatututte ne high heels zaffe gwe owa video ojja naye, gwo olulaba nga Asha afuluma mumuzikiti ngotandika okkolobya oluyimba bino Asha byayagala otuddukako ggwe tebikumalaamu maanyi, linda akuwuulire edooboozi ngomuli kumpi, ffe tujja omujjukiza nti owange teweyambulila wano mulujjudde kuyiwamu kakondo linda tusembeleko ewala nomuzikiti. Nekilala bwaaba atya kujjamu ngoye ze tafaayo kweekyo kuba ku youtube kuliko abayimbila mungoye zaabwe empanvu naye nga nomuziki basala. Asha weyisizza sibulungi nze mbadde nkwesunga owewenyuke emisinde mukakondo kaffe kati bwogweeri ekikowukowu nze awo wemba ntandikila okubonga ekiwato .
 
Report to moderator   Logged Logged  
  The administrator has disabled public write access.
#1668
omumbejja (User)
Gold Forum Member
Posts: 1820
graph
User Offline Click here to see the profile of this user
Re:LETS HEAR FROM OUR BELOVED ARTIST/Omuana 1 Year, 3 Months ago  
Omuana okuva lwewandeka mumunaabo gwa video kati forum ogyebalama waliwo neyangambye mbu olina enthonyi, naye nze kati ebyo nabiwummula sigenda kuddayo kutinkiza okuva lwewandeka mubbanga nenelindiggula ennume yekigwo. Naye tukusubila okkomawo tuwaye.
 
Report to moderator   Logged Logged  
 
I AIM TO PLEASE SOME TIMES
  The administrator has disabled public write access.
Go to top Post Reply
get the latest posts directly to your desktop
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
  • Ugandan Music on Connect Uganda
You are here: Start Here arrow Forum
Advertisement
Advertisement