Re:mulirwaana atiribiza ebbina 1 Year, 1 Month ago
Ate tetwakulamusizza nako maama Mirembe2007. Wabula lyo erinnya lyo ttuufu ddala, Mirembe-owomulembe, ndowooza ekyo kyelitegeeza. Ogujja nkwegayiridde fuuka Mirembe2008, kubanga Mirembe tegiggwa ku mulembe, or so we would like it to be.