Meli yambuziza: Kati mu ggwe wali omanyi okupanga ggwe wayigamu ki?
Ekibuzo kino okukidamu kiyinza okunetagisa okuwandika kumpi kitabo kilamba ekyenkana nga baibuli.Nze kulwange kyenayiga muluyimba luno kili nti teli muntu ali perfect and we should not take our buddies for granted kuba baba nemigaso olusi gyotoyinza kulaba nga wali naye amala kuvawo nolyoka okigyamu enjawulo.Yee lwaki mala obudde...balugela dda nti tekiwomela matama abili and I agree to disagree.

I believe nti buli muntu ali entitled to his or her opinion on an issue.