Re:Jimmy Katumba With The Ebonies - Twalina Omukwano 1 Year, 2 Months ago
Olowooza nno mukwano eyo teba LOCK?
Abamu bagyeyitira kulemera mu reverse gear.
Kale naye bwatyo musajja wattu yali mu mbera ya Lock nga yejjukanya,oba oli awo nga obugambo munamasula ka trigger ku busimu bwa memory ya munne,n'afunamu ekiramu.
Re:Jimmy Katumba With The Ebonies - Twalina Omukwano 1 Year, 2 Months ago
Nze wano ndaba ngaate aba afuuse zzizinga yenyini gweyayimbako, kuba kitebereze nga musazeewo nti tetukya kwatagana nemukkiliziganya nemweyongerayo, kati oba oli eyo gyooli ngamunno assako kubuyimba muli awo mwewaamu kamu kamu mu relaxinze ngakayimba katandika .
omwana wakitange ekyakutwaala kyaali ki..........bwewandaga omukwaano nakwagala nyo maama oli dda ddi nempona ennaku......onodda ddi nempona ennaku........ awo sikwekutandika okkolola nga koonywa kakutuga ,naddala bwekakusanga nga gwooli naye tamanyi nti gwewayawukana naye yatandise okuwomerela mungeri eremesa obulemesa