|
mwanyinaze Luutu, vamu byokusaaga ne bizibu family. Lunkuse omusajja yali amwagala nnyo, naye kojja Nguli owe kalangala eyafira mumazzi obwana bwona babusomba , enyumba yasenga bwe yagwa bagamba muko, nyina wa Lunkuse bweyayagala plot yatuma wa muko, school fees zabako bazikima wa muko. amazima gali nti bakaluba nnyo mwanyinaze towasanga mu maka gaboolo haaaaaaaaaaaaaaaaaaaaaaaaaa! Walukaga yali mutufu ogamba nti abako nti baloowoza nti bafumbirwa Commercial Bankaaaaaaaaaaaaa.
|