Luno simanyi aluyimba naye luntabira bulungi. Nyumirwa omusajja nga yebuuza nti yye kati mugambe ki, yye kati mmulimbe ki? Nga omuwala abuuza kimu, references, ani akumanyi, ani akujulira?
Luyimba lwa mwana wani? Ggwe ate bwekiba nti ne Muyenga gyosula tamala, yadde ebyapa, nemmotoka, oba osigadde kwogera bantu abakujulira bwooli omwana wa someone big.
Awo Ragga Dee weyamusingila,yetali kubya kwesoma nyoo.."A simple man with a simple profile" bwoba tosimye ngawetololamu...fullstop no comma dash dash.