Fred yalangira aunt Sarah olugambo mbu, "Vva ku bantu, okole enviiri ezakuleeta. Saloon yo ogikotogedde, bambi twenyiye olugambo lwammwe." Nti yye Fred tawalampwa, nti era kati agenda okumwogerako okuva ku nviri ppaka wansi. Mbu bbo abanywi benguli basooba, alyesanga amusambye sambye.
Oba Sarah yaddamu ki? Oba bweyawulira oluyimba lwamugema olugambo?
Nze ndowooza oku mu ignoring-a aunt Sarah ono is the best way to deal with her problem. Ndabanga olugambo oluli very much advertised these days, ne nnyimba akamaala ezifuluma ku nsonga eno. Nze ndowooza bwotandika okuyomba nabo, you come down to their level. The less you say, the better.