Nshaka Omunyarwanda by Unknown Ugandan Artist 11 Months, 1 Week ago
Ono unknown artist yagamba nti muwala mpulira njagala okulya ku kimmonde, nakiddingana naye nze nnasigala sitegedde kyayagala. Ekimmonde kye kiki mu Lunyarwanda? Anti eno e Buganda ekimmonde kiwuka kiyingira mu mubiri nekizimba nga ekiyute. Okitulisa nekibuuka nekigwa eri. Bitera kukwata mabega awo ku kabina. Naye bitera kukwata baana.
Re:Nshaka Omunyarwanda by Unknown Ugandan Artist 11 Months, 1 Week ago
Mbaddewano nga nebuuza kiki ekituuse kubyuuma oba Mike akigenderera twesse emikono mubulago twetuge mubugenderevu naye kyogereko ekimmonde ndabakino kyebalinnyidde mumulyango . Kale tebereza nga munno agezaako okubeera romantic ngagamba nti ndi bubi onompa ddi ku kimmonde kati tebereza nga kukyaaye ngakulangira nti nokuba ekimonde kyo tekiri allthat